Police mu district ye Kasese ne Bunyangabo etandise okunoonyereza ekituufu ekiviiriddeko mmotoka etambuza abalwadde okukwata omuliro, abantu babiri nebafiirawo mbulaga. Ambulance yéddwaliro lya Bwera General Hospital e Kasese ekutte omuliro...
Abamu ku bakozi ba district ye Kasese abakwatiddwa nga batwalibwa ku police Police ngeri wamu nákakiiko kamaka ga president akalwanyisa enguzi aka Anti-Corruption Unit bakutte abakozi...
omujaasi wa millitary police ngásika omusirikale wa police yókunguudo Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa agambye nti ky’ekiseera Police n’ekitongole ky’amakomera bifune ababaka ababikiikirira mu parliament,...
Okulwanagama okw'amaanyi kusitudde buto enkundi mu bitundu bye Acholi, wakati wa Bacholi nába Madi abalwanira ettaka erya Apaa. Abantu abasinga badduse mu maka gabwe nebadduira mu bubuga ewali ewakalembereza, nga...
Abantu 5 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kagaba mu bukuya Town council mu district ye Kasanda, bodaboda 2 zitomereganye. Bodaboda zombi zibaddeko abantu basatu basatu. Bwezitomereganye nebawandagala, ababiri nebafiirawo mbulaga...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza emisinde egy'okukuza amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka eg'emyaka 67, gigenda okubeerawo nga 03 July, 2022 mu Lubiri e Mengo. Mu kusooka emisinde gino gyali gyakubeerawo mu April...
Ebimu ku birabikira mu katambi ng'omujaasi wa UPDF awalabanya omupolice wa traffic Ministry yensonga zómunda mu ggwanga eragidde abakulira Police ne UPDF, bakwate abajaasi ba Millitary...
Ababaka ku kakiiko ka parliament akalondoola ebyobusuubuzi ,amakolero n'ebibiina byobwegassi bayitiddwa enkya yaleero mu kafubo ekenjawulo, okwogera ku alipoota ekwata ku ndagaano y'emmwanyi ,ekyalemeddwa okuteekebwa ku lukalala lw'ebiteeso parliament byekubaganyako...