Obuduuka obuyidde ku National Theatre Police mu Kampala n'emiriraano etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omuliro ogusaanyizzaawo amaduuka g'abasuubuzi ku National Theatre mu Kampala. Omuliro guno gusaanyizzaawo amaduuka...
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje ka mmotoka kika kya FUSO namba UAX 226 U, egaanye okusiba neegwa ku luguudo oluva e Masaka okudda e Ssembabule. Akabenje kano kagudde ku kyalo...
Abakulembeze ba NUP e Jinja nga bali mu lusirika lwabwe President wékibiina ekya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu agumizza bannakibiina abesimbawo mu kalulu akaggwa 2021 nebatayitamu, nti...
Gen. Katumba Wamala minister w'entambula n'emirimu Kyadaaki government ekkiriza bus za Link okuddamu okusaabaza abantu, oluvannyuma lwókumala wiiki namba nga ziyimiriziddwa olwákabenje akaaliwo akafiiramu abantu 20....
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ng'akwasa Katikkiro Charles Peter Mayiga e Ddamula(13.may.2013) Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti kati amaanyi agenda kugassa...
Police ng'ewalabanya Kiiza Besigye (ayambadde akakofiira) okumuzza ewaka we e Kasangati Omukulembeze w'ekisinde kya People's Front For Transition era eyaliko president wa FDC Rtd Col Kizza...
Ekkomera lye Kitalya Kkooti ya City Hall mu Kampala esindise abantu 34 mu kkomera e Kitalya, babalanze kutayaaya mu kibuga Kampala nga tebalina kyebakolamu. Abantu bano...