Abamu ku bawagizi ba NUP abaakwatibwa e Kalangala nga bali mu kaguli ka kooti yámagye Wofiisi ya ssaabawaabi w’emisango gya government ebuulidde parliament nti emisango egivunaanibwa...
Ssaabasajja Kabaka empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okusimbula emisinde gy’amazaalibwage ag'emyaka 67, nga 03 July,2022 mu lubiri lwe olwe Mengo. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,...
Olunaku lwa ba maama mu nsi yonna, lukuzibwa leero nga 08 May,buli mwaka, okujjukira n'okwefumiitiriza kwebyo ba maama byebayitamu mu kuzaala,okwola, okukuza n'okwagala abaana,amaka n'ensi yonna. Abantu balukuza mu ngeri...
Omubaka w'ekitundu Allan Mayanja lweyalambula ebintu ebyakosebwa muzira Abantu abasoba mu 500 okuva mu maka agali eyo mu 140 mu bitundu bye Nakaseke Central mu ssaza...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza emirimu amatendo egyakolebwa eyaliko katikkiro Omugenzi Martin Luther Nsibirwa olw'omukululo gweyakola ku mutindo gw'ebyenjigiriza mu nsi yonna, bweyawaayo ettaka okutudde Makerere University...
Kalina egudde yakamala okuserekebwa Emirambo ena jegyakajjibwa mu bifunfugu bya kalina,egudde enkya ya leero ku ssaawa ng'emu mu bitundu bye Ndejje Lufuka Makindye Ssaabagabo. Kuliko egy'abaana...