Okwogera kwa president Museven eri eggwanga 2022 President wa Uganda Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni alangiridde nti Uganda esemberedde okulangirirwa mu lubu lwensi eziriko yadde yaddeko mu...
Abavuzi b'ebidduka abasukka mu mitwalo 40,000 bebakwatiddwa olwokuvuga obubi ebidduka byabwe mu mwezi gwa may 2022,abantu abalala abakunukkiriza mu 300 bebaafiiridde mu bubenje. Emmotoka 1,855 zezaakubiddwa ebipapula bya police, olwa...
Dr.Kiiza Besigye (ayambadde akakofiira aka bbululu) nga yakatuuka mu kooti Eyali president wa FDC Dr.Kiiza Besigye alagiddwa okusasula akakalu ka kooti ka bukadde 3 okuva ku...
Omusumba we Fortportal Robert Akiiki Muhiirwa avumiridde abakurisitu bannampawengwa abagaanye okunyweerera mu ddiini nebettanira ebikolwa bya Kalogo kalenzi, kyokka ku Sunday nebaddukira mu Eklezia okusinza Omutonzi nti bano bakola kikyamu....
Omulabirizi eyawummula mu bulabirizi bwe Taita-Taveta mu Kenya, Rt Rev Dr Samson Mwaluda, alabudde abakulembeze ku mitendera gyonna ne mu kkanisa ya Uganda okukulemberamu olutalo lw'okulwanyisa ebikolwa eby'obumenyi bw'amateeka ebyongedde...
Police enokoddeyo bannabyabufuzi nti bebakyalemezza bodaboda mu kibuga Kampala zegamba nti tezigoberera mateeka, ekiviiriddeko n'obubenje okweyongera. Alipoota efulumiziddwa ekitongole kya Blooberg Philanthropies Intiative for Global Road Safety, eraze nti abantu...