Abébyokwerinda okuli amagye ne Police basiibye bayigga omusajja abadde alabika okuba omulalu asangiddwa n’emmundu 2, mu kitundu ekye Kasambya-Kalegero mu ggombolola y'e Malongo mu District ye Lwengo. Omusajja ono atategerekese...
Police y'e Mpigi kyadaaki ezudde emmundu ebadde ebbiddwa abazigu abazinze essundiro ly'amafuta erya Mogas petrol station ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka ng'oyingira town ye Mpigi. Emmundu eyo...
Obuwumbi bwa shs 19 bwebwakasasulwa abasomesa ab'empewo mu mwaka gw'ebyensimbi 2021/2022. Bino bizuuliddwa Ssaabalondoozi w'ebitabo bya government John Muwanga, mu kwekennenya olukalala okusasulirwa abakozi ba government. Okusinziira ku alipoota eno,...
Minister weby'entambula Gen. Katumba Wamala, atongozza technology omuggya (probese) okuva e Malaysia agenda okugezesebwa okukola enguudo za Uganda. Ezimu ku nguudo zebatandikiddeko okugezesa ne tecknology ono lwe lwa Kakiri-Masuluuta-Mawale oluwezaako...
Abantu 5 bafudde mu kabenje akaguddewo mu kiro ekikeesezza leero mu district ye Mbarara. Abafudde batuuze mu ggombolola ye Lwamaggwa mu district ye Rakai Kubaddeko omukubiriza w'olukiiko lw'eggombolola ye Lwamaggwa...
Omusumba w’ekkanisa y’abalokole eya Epikaizo Ministries International esangibwa e Bugoloobi asindikiddwa mu nkomyo e Luzira, oluvannyuma lw'okusomerwa omusango gw'obulyisa maanyi. Omusumba Joseph Collins Twahirwa amanyiddwa nga Daddy Collins owemyaka 28,...