Ekitongole ekidduukirira abeetavu n'abagudde ku buzibu ekya Uganda Redcross society, kyakazuula abantu 6 abafiiridde mu kubumbulukuka kw'ettaka mu gombolola ye Murora mu district ye Kisoro. Abantu 5 babadde banju emu ...
Abadde minister omubeezi ow'abakozi Rtd Col. Okello Charles Engola Mac-Odwongo asuubirwa okuziikibwa nga 13 May,2o23 mu district ye Oyam. Engola omukuumi we Sabiti Wilson yeyamukubye ebyasi ebyamusse, naye oluvannyuma neyetta....
Abantu abatanamanyika muwendo bateeberezebwa okuba nga baziikiddwa ettaka eribumbukukuse ku nsozi mu gombolola ye Murora mu district ye Kisoro. Enkuba emaze ennaku ng'efudemba mu kitundu ekyo, eviiriddeko okubumbulukuka kw'ettaka neriziika...
Minister w'ekikuka ky'abantu Betty Amongi agambye nti Pvt Sabiiti Wilson asse minister w'abakozi Charles Engola abadde yakamala naye omwezi gumu gwokka. Sabiiti Wilson minister amutidde kumpi n'emmotoka mu maka ge...
Abatuuze mu kibuga Lukaya mu district y'eKalungu bali mu kiyongobero amazzi gawaguzza okuva mu migga negaggwera mu maduuka n'amayumba g'abatuuze. Amazzi gano gaawaguzza okuva mu migga egiriraanyeewo okuli Kaasokengo ne...
Minister omubeezi ow'abakozi n'emirimu Rtd Col Charles Okello Engola Mac-Odwogo akubiddwa ebyasi ebimuttiddewo. Amasasi bagamukubidde mu maka ge mu bitundu bye Kyanja mu Kampala. Omukuumi we owokulusegere Private Sabiti Wilson...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yeweza okufaafagana n'abakozi ba government abagufudde omugano okulya enguzi n'okwezibika ebintu bya government, nti bonna bakubizza n'okubasiba abasibe. Agambye nti abakozi n'abakungu ba government bakoze...
Omwana ow'emyaka 4 afiiridde mu nkuba ekedde okufudemba mu bitundu bye Kasese n'abalala 2 baddusiddwa mu ddwaliro. Bino bigudde ku kyalo Butera mu gombolola ye Buhurira mu district ye Kasese....