King Charles III atikiddwa n'afuuka King owa 40 owa Nnamulondo y'e Bungereza. Asikidde Nnyina Queen Elizabeth II. King Charles amaze emyaka 70 nga ye mulangira alinze engoma ya Bungereza. Yazaalibwa...
Bus ya Kampuni ya Link No. UBJ 772 Z egudde ku kabenje, omugoba waayo bwábadde agezaako okuwugula pikipiki. Bus eno ne pikipiki NO. UFF 965 X zibadde ziva ku ludda...
Ababbi b'ebisolo bongodde okusuza bannyini bisolo nga tebeebase mu byalo ne mu bibuga. Mu kiro ekikeesezza olwa Friday nga 05 May,2023 ababbi balumbye ente z'omubuulizi Sam Mahulu ku kanisa ye...
Offiisi ya ssabaminisita eriko obuyambi obw’emmere n’ebintu ebirala ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo bweyasindise mu district ye Kisoro, buyambe abantu abali ku byalo ebyakoseddwa olw’amataba agaatutte amayumba gabwe, wabula abasinga...
Abakulembeze mu district ye Wakiso basazeewo okuggala oluguudo oluva e Buloba okudda e Nsangi, oluvanyuma lwa mazzi okwanjala negaziba oluguudo. Engineer wa district ye Wakiso Mwesigwa Sam ategeezezza nti kino...
Abatuuze be Kakwanzi mu muluka gwe Kitti mu gombolola Bukulula mu district ye Kalungu bavudde mu mbeera, basse ateeberezebwa okuba omubbi w'ente, omulala asigaddeko kikuba mukono. Emmotoka ya Fuso No.UBM...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa agambye nti wakubaako byalaambika ku nsonga z'abasirikale abakuuma abakungu mu ggwanga. Agambye nti kino wakukikola bwanaaba afunye alipoota ekwata ku kuttibwa kw'eyabadde minister omubeezi ow'abakozi ...