Eyaliko omubaka wa Lubaga South munnakatemba Kato Lubwama mukama amujjuludde mu kiro ku myaka 53 egy'obukulu. Kato Lubwama obulwadde bumugwiridde mu kiro, naddusibwa mu ddwaliro lya Stana Medical Centre e...
Ekitongole ekiddukaanya ekibuga ki KCCA kifulumiza Alipoota ekwata ku mulimu gw'okukuba ebiraka mu nguudo zomukibuga Kampala, gutuuse ku bitundu 70%. Abakulu okuva mu KCCA b Kakiiko ka Parliament akalondoola entambuza...
Eyali omubaka wa Kawempe South mu Parliament Mubarrack Munyagwa Mugaatigwabatta ne banne abalala 4 bakwatiddwa police ng'eri wamu n'akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka ga president aka Anti-Corruption Unit ku bigambibwa...
Omukuumi wa kampuni y'obwannanyini akubye omugoba wa bodaboda amasasi agamulese nga ataawa n'addusibwa mu Ddwaliro. Kyaseesa Ronald omukuumi ku sundiro lya mafuta erya City Oil ku Martin Road mu Kampala,...
President Yoweri Kaguta Museveni asomoozeza bannansi okulaga obwagazi eri eggwanga lyabwe nga benyigira mu kulwanirira obutonde bwensi nga balwanyisa bonna abenyigira mu kubusanyaawo, naddala abamalawo ebibira n’okwesenza muntobazi. President Museveni...
Ekibiina ekigatta abavuzi bóbugaali mu ggwanga ekya Uganda Cycling Association kisse omukago ne kampuni ensogozi ya soda eya Cocacola, okukolera awamu okukungaanya obucupa bwa plastics okwetoloola eggwanga lyonna, okutaasa...
Police ekutte abantu 3 nga bonna bakozi mu dduuka lya mobile money ne money agent e Kaliisizo Kyotera eryanyagiddwako obukadde bwa shs 150 ku mudumu gw'emmundu. Police okuva e Masaka...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni era nga ye mudduumizi w'amagye owokuntikko alangiridde nti abajaasi b'eggye ly'eggwanga erya UPDF abawera 54 bebattibwa, mu bulumbaganyi obwakoleddwa ku nkambi y'amagye g'omukago gwa...