Omusuubuzi ow'amaanyi Apollo Nyegamehe abadde amanyiddwa nga Aponye, afiiridde mu kabenje ka mmotoka akagudde e Itojo ku luguudo lwa Mbarara - Kabaale. Aponye y'abadde nnyini kizimbe kya Aponye mall mu...
Wabaddewo akasattiro mu kabuga ke Bulo mu district ye Butambala omuliro gusaanyizzaawo ekizimbe ky'amaduuka, ebintu ebibalirirwamu obukadde bw'ensimbi nebisaanawo. Ekizimbe kibaddeko amaduuka 4 n'ebisenge 4. Omuliro ogwo gutandise ku ssaawa...
Police mu Kampala n'emiriraano eriko omwana gwenunudde agambibwa okuwambibwa okuva ku kyalo Kanyogoga Bukasa mu division ye Makindye mu Kampala. Omwana anunuddwa ye Engole Mark myaka 4 egy'obukulu. Kigambibwa nti...
Minister wéby'ettaka Judith Nabakooba alagidde abakozi bonna abakolera ku ofiisi y'eby'ettaka e Bukalasa mu district ye Luweero bayimirizibwe ku mirimu. Abazigu baamenya ofiisi y'eby'ettaka e Luweero nga 21 June,2023 nebakuuliita...
Abantu 3 okuli ne munnamateeka w'omukibuga Kampala balagiddwa okuzza obukadde bwa shs obusoba mu 200, bwebaafera ku Rashid Ndawula nga bamuguza ettaka ery'empewo. George William Salongo ne Chrispus Ssali nga...
Ba ssentebe ba District mu bitundu by'eggwanga eby’enjawulo bagala government okukyusa abakozi baayo bonna okubazza ku nkola eya Contract,nti kubanga enkola eyókuweebwa emirimu okwólubeerera yandibaa ng'evaako bangi okutandika okudibaga emirimu,ekikosezza...
Abatemu abatanamanyika batemudde omusawo w'ekinnansi Juma Magala myaka 70, abadde akolera ku kyalo Ssaali Bukandula mu district ye Gomba. Abadde asawulira ne ku kyalo Kasenge mu town council ye Kyengera...
Abatuuze ku kyalo Nyondo mu gomboloola ye Kayonza mu district ye Kayunga bakutte abagambibwa okuba ababbi ba waya z'amasanyalaze ne oil wa tulasifoma, nebabalippa emiguwa nga bagamba nti baludde nga...