Ebiwoobe nókwazirana bibuutikidde essomero lya Nakanyonyi church of Uganda Secondary School mu district ye Mukono, abayizi balyidde ebiteberezebwa okubeera obutwa mu mmere. Embeera eno ezzeewo ng'abayizi bakamala okulya eky'emisana. Ambulance...
Police y'ebidduka mu Kampala n'emiriraano eggadde enguudo eziva mu bitundu bye Nsambya ne Katwe okuyingira ekibuga, okusobozesa ebimmotoka biwetiiye ebiri ku mulimu gw'okuddabiriza ezimu ku nguudo mu Kampala okukola obulungi....
Sipiika wa parliament Anita Among alagidde akakiiko ka parliament akalondoola eby'okwerinda n'ensonga zomunda mu ggwanga kaddemu ketegereze ebbago ly'etteeka erigendereddwamu okulwanyisa enkozesa y'ebiragalalagala mu ggwanga erya Narcotic Drugs and Psychotropic...
Kooti ejulirwamu esazeewo nti omusawo w'ekinnansi eyabuzaawo omwana wa mulirwana ow'emyaka 2 n'amukolerako ebyawongo, okusibwa mu kkomera obulamu bwonna. Bino byali ku kyalo Namiyaga mu district ye Rakai mu July...
Eggye lya Uganda erya UPDF eryasindikibwa mu Congo okulwanyisa akabinja k'abayeekera ba ADF mu bikwekweto ebyatuumwa Operation Shuja nga lirimu ne lya Democratic Republic of Congo, liriko abakyala 14 abagambibwa...
Ekitongole kya Makerere University eky'ebobulimi nga kiri wamu ne Michigan University mu America, nga bakulembeddwa omubaka wa parliament akiikirira Buikwe South Dr. Lulume Bayiga okunoonyereza ku biremesezza abantu okulwanyisa obwavu nga bayita...
Ensonga za Parish development model PDM mu district y'eKalungu zirinnye enkandaggo, ab'obuyinza batandise okukwata abaggya ku batuuze ssente mu lukujjukujju. Abakwatiddwa bali mu muluka gwe Kitamba mu gombolola ye Kalungu...
Eyali Ssaabasumba w'essaza ekkulu erye Mbarara Emeritus Paul Bakyenga avudde mu bulamu bw'ensi ku myaka 79 egy'obukulu. Afiiridde mu ddwaliro e Nsambya ku Tuesday 18 July,2023. Yazaalibwa 30 June,1944. Ssaabasumba...
Entiisa egudde mu town council eye Kayabwe mu district ye Mpigi, omusajja enzaalwa y'eggwanga lya Israel asse mukaziwe oluvannyuma lw'okukebeza abaana be endaga butonde n'asanga ng'abaana babiri sibabe. Olumaze okumutta...