Abakulembeze b'abavubuka mu Uganda bagamba nti enteekateeka ezizze ziteekebwawo government okusitula embeera zabwe tezibaganyudde. Olunaku lw'abavubuka mu Uganda lukuzibwa buli nga 12 August, wabula ku mulundi guno lwayongezebwayo okutuuka nga...
Government mu butongole etongozezza enkola eya digital etumiddwa Uganda's First Digital Transformation Road Map, egendereddwamu okutuusa internet mu bitundu by'eggwanga byona, n'okuteeka emirimu gyonna gyonna mu nkola ey'emitimbagano. Omumyuka w`Omukulembeze...
Abayizi,abasomesa n’abakozi abalala ku ssomero lya St Jude SS Kyabakuza Masaka bakeeredde mukiyongobero, omu kubasomesa eyali mu kabenje ekaagwa e Kyalusowe ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kampala afudde....
Akulira abalamuzi ba kkooti z'eddaala erisooka e Wakiso omulamuzi Kaggwa John Francis awabudde bannauganda okweyambisa ennyo kooti z'ebyalo okutaawulula enkayana z'ettaka, olw'obuvunaanyizibwa bwezirina obutereevu ku nsonga ezikwata ku bantu mu...
Abakukusa ebiragalalagala nebabiguza abalala bakusibwa emyaka 20 oba okutanzibwa engasi ya kawumbi ka shs kalamba okusinziira ku nnyingo ezimu eziyisiddwa mu tteeka eriwera okukozesa ebiragalalagala erya Narcotic Drugs and Psychotropic...
Government eyanjudde enteekateeka namutaayiika ey`okwongera okutumbula eby`obulimi mu ggwanga, etuumiddwa National Wide Farmer's Mobilisation Campaign, etandikidde mu kitundu Kya greater Mubende Omuli district ye Mubende, Mityana, Kasanda, Kyankwanzi, Kasanda ne...
Abaaliko abakozi ba Kampuni ya NYTIL bakonkomalidde ku kooti enkulu e Jinja, omulamuzi Faridah Bukirwa ali mu mitambo gy'omusango gwebaawaabira Kampuni okulwawo okusasula akasiimo kaabwe bwatalabiseeko. Abantu bano abasoba mu...