• Latest
  • Trending
  • All
President Museven ayisizza ekiragiro ekikendeeza ku mbalirira y’eggwanga – okuziba eddibu lya world bank

President Museven ayisizza ekiragiro ekikendeeza ku mbalirira y’eggwanga – okuziba eddibu lya world bank

August 15, 2023
Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

July 11, 2025
Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

July 11, 2025
Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

July 11, 2025
NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

July 11, 2025
Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

July 11, 2025
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

July 11, 2025
Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

July 11, 2025
Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

July 10, 2025

Omumbejja Ritah Nakamaanya akwasiddwa emmotokaye gyeyawangula mu Ssabula Bbingo – CBS bweyali ejaguza emyaka 29 ng’eweereza

July 10, 2025
 Zainah Nandede owa Crested Cranes yegasse ku  Tanzania Premier League

 Zainah Nandede owa Crested Cranes yegasse ku Tanzania Premier League

July 10, 2025

Amasannyalaze gasse omwami n’omukyala e Makindye

July 10, 2025
Ba kansala ba KCCA abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeeyo bafiiriza ekibuga – Minister ayagala etteeka likyusibwe

Ba kansala ba KCCA abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeeyo bafiiriza ekibuga – Minister ayagala etteeka likyusibwe

July 10, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museven ayisizza ekiragiro ekikendeeza ku mbalirira y’eggwanga – okuziba eddibu lya world bank

by Namubiru Juliet
August 15, 2023
in Amawulire
0 0
0
President Museven ayisizza ekiragiro ekikendeeza ku mbalirira y’eggwanga – okuziba eddibu lya world bank
0
SHARES
120
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni alagidde olukiiko lwaba minister be luddemu lwekeneenye embalirira y’eggwanga ey’omwaka 2023/2024, basalwo ku bintu ebisaasanyizibwako ensimbi ebirina okukendeezebwa, okuziba eddibu ly’ensimbi ezibadde zisuubirwa okuva mu World bank.

World bank yasazeewo okuyimiriza okuwola Uganda ensimbi, egiranga kuyisa tteeka  erikangavvula abeenyigira mu mukwano n’obufumbo bw’abantu ab’ekikula ekimu.

Sssabaminista w’eggwanga Robinah Nabbanja abadde mu parliament naagamba nti president yamulagidde akuliremu omulimu gwokwetegereza embalirira y’eggwanga okuzuula ebintu ebiba bisalibwako ensimbi.

Nabbanja agambye nti bank yensi yonna okusalako Uganda ensimbi kyagiwadde essomo nti erina okukekkereza.

WAbula agambye nti government  ya Uganda ekyateeseganya ne bank eno ,okugonjoola ensonga.

Thomas Tayebwa omumyuka wa sipiika wa parliament awabudde ababaka baleme kweraliikirira olwa bank yensi yonna okuyimiriza okuwola Uganda ensimbi, nti kubanga eggwanga terisaanye kuyimirirawo ku mabanja gokka.

Minister omubeezi owebyensimbi Henry Musaasizi abuulidde parliament nti ministry y’ebyensimbi ku ntandikwa y’omwezi oguggya ogwa September 2023, nti egenda kusisinkana obukiiko bwa parliament okuli akavunaanyizibwa ku byenfuna byeggwanga, kano nga kekekeneenya amabanja ga government.

Era yakusisinkana n’akakiiko akavunaanyizibwa ku by’ensimbi awamu nakavunanyizibwa ku mbalirira y’eggwanga,  okubwanjulira  government byeyagala okukyuusa mu mbalirira y’eggwanga, okwanganga okusoomoozebwa okuliwo.

Embalirira yeggwanga eno eyomwaka 2023/2024 ya trillion 52.

Ku nsimbi ezo government yateekateeka okukungaanya omusolo gwa trillion 29 okuwanirira embalirira eno, ensimbi ezisigalawo trillion 23  yakuzeewola wano mu Uganda nebweru wa Uganda.

Bank yensi yonna yeemu ku bitongole gavunent gyesinga okweewola ensimbi okuwanirira embalirira yeggwanga okutuusa obuweereza eri bannansi okuli okuzimba enguudo, amalwaliro,amasomero nebirala

Bank y’ensi yonna okuyimiriza okuwola Uganda kyajjidde mu kiseera nga government kyejje eteekeyo okusaba Kwa trillion 2, zeyagala okukola enguudo mu kibuga Kampala ne district eziriraanye Kampala okuli Mpigi, Wakiso ne Mukono, nga zino zezimu ku zoolekedde okuyimirizibwa .#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi
  • Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka
  • Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party
  • NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu
  • Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist