Emmotoka ezibadde mu mbeera embi nga tezisaanye kubeera ku nguudo eziwera 1127 zikwatiddwa mu bikwekweto bya police mu wiiki emu, byebigendereddwamu okulwanyisa obubenje bwokunguudo. Pikipiki 2217 ezibadde mu mbeera embi...
Joshua Cheptegei azzeemu okuwangula omudaali gwa zzaabu mu mbiro empanvu eza mita 10,000 ez'empaka z'ensi yonna. World Athletics Championships ziyindira mu Kibuga Budapest ekya Hungary. Mita omutwalo mulamba aziddukidde mu...
Eyali omubaka wa paapa Dr.Augustine Kasujja ajaguzza n'okwebaza Katonda okumuweereza ng'omusaseredooti era omwepisikoopi okumala emyaka 50 miramba. Emikolo gibadde ku lutikko e Lubaga mu ssaza lye Kampala. Vicar General w’essaza...
Omwepisikoopi w'e Kasana Luweero Rt. Rev. Bishop Lawrence Mukasa Lutwama, awadde Obusaseredooti omulundi gwe ogusookedde nga wakayita wiiki nga yakatuuzibwa ng'omwepisikoopi. Mu mmisa gyakulembedde mu lutikko ya Our Lady of...
Ssaabaminister wa Uganda Robina Nabbanja atandise okutalaaga district eziri mu bendobendo lya Mubende mi kaweefube w'okusitula eby'obulimi n'obulunzi okulwanyisa obwavu mu ggwanga. Robbinah Nabbanja agamba nti tewali munnauganda atasobola kugaggawala...
Ekkolero ly'obuveera erya BK construction likutte omuliro ebintu bya bukadde na bukadde bisanyeewo. Ekkolero lino lisangibwa mu kitundu kye Kabowa mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Abadduukirize basanze akaseera akazibu...
Abakulembeze b'abavubuka mu Uganda bagamba nti enteekateeka ezizze ziteekebwawo government okusitula embeera zabwe tezibaganyudde. Olunaku lw'abavubuka mu Uganda lukuzibwa buli nga 12 August, wabula ku mulundi guno lwayongezebwayo okutuuka nga...
Government mu butongole etongozezza enkola eya digital etumiddwa Uganda's First Digital Transformation Road Map, egendereddwamu okutuusa internet mu bitundu by'eggwanga byona, n'okuteeka emirimu gyonna gyonna mu nkola ey'emitimbagano. Omumyuka w`Omukulembeze...
Abayizi,abasomesa n’abakozi abalala ku ssomero lya St Jude SS Kyabakuza Masaka bakeeredde mukiyongobero, omu kubasomesa eyali mu kabenje ekaagwa e Kyalusowe ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kampala afudde....