District engineer wa District ye Wakiso Mwesigwa Sam alabudde banna Wakiso nabantu abakozesa amakubo naddala agayita mu bitundu omusala omugga Mayanja okuba abegendereza mu biseera bino ebyenkuba etonnya. Mwesigwa ategezezza...
Ebitongole by'okwerinda okuli Police ne CMI mu district ye Kiruhura, bakutte Manager wa Bank emu mu kitundu, ku bigambibwa nti yabadde mu lukwe lw'okutemula omusuubuzi w'amata. Bank Manager akwatiddwa oluvannyuma...
Ministry ye nsonga za bakozi mu Uganda etegezezza nti okuwandiika abakozi abajja mu bitongole bya government yonna ne government ezébitundu mu ggwanga wakugira nga kulindako okutuusa nga ssababalirizi w'ebitabo bya...
Omuserikale mu kitongole kya police ekirwanyisa obutujju Counter terrorism Egwang David owemyaka 40, yasse mupolice munne era abadde mukyala we Atino Jennifer ng'abadde akolera mu kitongole ekikuuma abakungu. Kizuuse nti...
Ensimbi z'omuwi w'omusolo obuwumbi 19 zezaasasulwa abakozi ab'empewo mu government ez'ebitundu mu mwaka gw'ebyensimbi 2021/2022. Akakiiko ka parliament akalondoola ensaasaanya y'ensimbi z'omuwi w'omusolo mu government ezebitundu,kazizudde kekeneenya vvulugu eyanokolwayo mu...
Abatuuze be Kyamuliibwa mu district ye Kalungu basuze ku tebuukye, olwa kibuyaga eyasuze ng'akunta n'asuula amayumba gabwe. Ennyumba ezisoba mu 50 tezisigazza Busolya. Zisaangibwa mu muluka gwe Kitosi ne Busoga....
Wabaddewo obunkenke mu basirikale ba police mu Nkambi ya Jinja Road mu Kampala,omusirikale akutte emmundu n'asindirira musirikale munne amasasi agamuttiddewo. Omusirikale ategerekeseko erya Ogwanga ali ku ddaala lya Assistant Inspector...
UPDF erabudde bannauganda okwerinda abafere ababasaba ebiwandiiko byabwe nti n'ekigendererwa eky'okubawandiisa okwegatta ku ggye ly'eggwanga. Okusinziira ku kiwandiiko ekifulumiziddwa UPDF nga kiteereddwako omukono gw'omwogezi Brig.Gen.Felix Kulaigye, mu kiseera kino eggye...