• Latest
  • Trending
  • All
Rev.Ven.Moses Bbanja akakasiddwa ng’omulabirizi omuggya ow’e Namirembe

Rev.Ven.Moses Bbanja akakasiddwa ng’omulabirizi omuggya ow’e Namirembe

November 20, 2023
Abavubuka mubazuukuse baddemu embavu ezikola – Equal Opportunities Commission

Abavubuka mubazuukuse baddemu embavu ezikola – Equal Opportunities Commission

November 30, 2023
Government ereese alipoota ku bantu abazze babuzibwawo – egamba nti abamu ba mpewo abalala bagala kufuna butuuze mu mawanga amalala

Government ereese alipoota ku bantu abazze babuzibwawo – egamba nti abamu ba mpewo abalala bagala kufuna butuuze mu mawanga amalala

November 29, 2023
Eno ye Ntanda: Omukwano omutono – gukwegayiriza akuwerekerako nti ntuusaako wali

Eno ye Ntanda: Omukwano omutono – gukwegayiriza akuwerekerako nti ntuusaako wali

November 29, 2023
CECAFA U18 – Uganda ekubye Zanzibar

CECAFA U18 – Uganda ekubye Zanzibar

November 29, 2023
Ttabamiruka w’abalungamya b’emikolo 2023 – essira balitadde kukuwandiika ebyafaayo

Ttabamiruka w’abalungamya b’emikolo 2023 – essira balitadde kukuwandiika ebyafaayo

November 29, 2023
Fr.Lawrence Mudduse aziikiddwa mu Kiyinda – ayogeddwako ng’omuntu abadde amanyi okukwanaganya eddiini n’obuwangwa

Fr.Lawrence Mudduse aziikiddwa mu Kiyinda – ayogeddwako ng’omuntu abadde amanyi okukwanaganya eddiini n’obuwangwa

November 29, 2023
Ebyapa by’ettaka 26 okuli ebitebe bya Uganda mu Mawanga amalala tebimanyiddwako mayitire

Ebyapa by’ettaka 26 okuli ebitebe bya Uganda mu Mawanga amalala tebimanyiddwako mayitire

November 29, 2023
Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC

Eby’obugagga by’obusiraamu bikyali mu lusuubo – kooti ewadde ensala kukujulira kwa UMSC

November 29, 2023

Mmotoka y’amatooke egaanye okusiba esaabadde mmotoka endala e Makindye

November 29, 2023
Abasawo bakakasizza nti Anthrax yeyatta abantu b’e Kyotera abaalya ennyama y’ente efudde

Abasawo bakakasizza nti Anthrax yeyatta abantu b’e Kyotera abaalya ennyama y’ente efudde

November 29, 2023
Eno ye Ntanda: Omwavu bwatunda talaba agula –  ate bwagula talaba atunda

Eno ye Ntanda: Omwavu bwatunda talaba agula –  ate bwagula talaba atunda

November 28, 2023
Canon Moses Bbanja akiise embuga – ayanjudde obuweereza obwamukwasiddwa

Canon Moses Bbanja akiise embuga – ayanjudde obuweereza obwamukwasiddwa

November 28, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Rev.Ven.Moses Bbanja akakasiddwa ng’omulabirizi omuggya ow’e Namirembe

by Namubiru Juliet
November 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Rev.Ven.Moses Bbanja akakasiddwa ng’omulabirizi omuggya ow’e Namirembe
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olukiiko lw’abalabirizi olwa House of Bishops mu kkanisa ya Uganda, lukakasizza  Rev.Ven. Canon Moses Bbanja ng’omulabirizi omujja ow’e Namirembe.
Canon.Bbanja ye mulabirizi owo 6, azze mu bigere bya bishop Wilberforce Kityo Luwalira agenda okuwummula.
Olukiiko lw’abalabirizi lutudde ku lutikko ya St. Stephen’s Cathedral e Naluwerere mu bulabirizi obujja obwa Busoga.
Rev.Bbanja wakutuuzibwa nga 10 December,2023 mu lutikko ya St.Paul e Namirembe.
Omwogezi w’ekkanisa ya Uganda Adams Sadiiki agambye nti enteekateeka zookumutuuza esaawa yonna zitandika.
Ven Canon Moses Bbanja yazaalibwa nga 20 October,1964 ku kyalo Nakabugo e Bbira mu Ssaza lya Ssabasajja Kabaka erye Busiro, mu bulabirizi bwe Namirembe.
Yayatula obulokozi nga 03 December, 1989.
Yatuuzibwa ng’Imudiikoni mu 1996 nayawulibwa mu  1998.
Rev Canon Moses Bbanja mufumbo ne maama Rev. Canon. Prof. Olivia Nassaka Banja, amyuka ssenkulu wa ssetendekero wa Ndejje era balina abaana 3.
Ven Canon Moses Bbanja alina obuyigirize bwa Degree mu by’eddiini okuva mu Makerere University, ne Post Graduate Diploma mu busomesa nayo ya Makerere University.
Agenze okulondebwa ku bwa Bishop w’e Namirembe nga yaabadde akola nga ssabadiikoni we Luzira, mu bulabirizi bwe Namirembe.
Gyebuvuddeko olukiiko lw’abulabirizi lwasooka kugaana kuyisa erinnya lya Rev Canon Bbanja, oluvanyuma lwabamu ku bakulisitaayo okwemulugunya eri Saabalabirizi, nti okulondebwakwe kwalimu vvulugu.
Nga 4 October,2023,  waateekebwawo akakiiko ak’Abalabirizi 4 okwekeneenya ensonga eno.
Olukiiko olwateekebwawo lwali lukulirwa omulabirizi wa Northern Uganda, Rt Rev Johnson Gakumba, omulabirizi Michael Lubowa owa Central Buganda, Omulabirizi Patrick Wakula owa Central Busoga, n’omulabirizi owokubiri owe Kumi Rt Rev. Esakan Okwii, wamu ne chancellor w’ekkanisa ya Uganda, munnamateeka Naboth Muheebwa.
Alipoota y’akakiiko kano yayongedde okukakasa nti teewali vvulugu yenna mu kulondebwa kwa Rev. Canon Bbanja, era olukiiko lw’abalabirizi olwawamu kwerusinzidde okuyisa erinnyalye, ng’adda mu bigere  by’omulabirizi ow’okutaano ow’e Namirembe  Rt Rev Wilberforce Kityo Luwalira agenda okuwummula obuweereza nga 12 December,2023.
Rev Ven.Canon Bbanja Moses  abadde avuganya ku kifo kino ne vicar wa lutikko ye Namirembe, Rev Canon Abraham Muyinda.#
Bisakiddwa: Ddungu Davis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abavubuka mubazuukuse baddemu embavu ezikola – Equal Opportunities Commission
  • Government ereese alipoota ku bantu abazze babuzibwawo – egamba nti abamu ba mpewo abalala bagala kufuna butuuze mu mawanga amalala
  • Eno ye Ntanda: Omukwano omutono – gukwegayiriza akuwerekerako nti ntuusaako wali
  • CECAFA U18 – Uganda ekubye Zanzibar
  • Ttabamiruka w’abalungamya b’emikolo 2023 – essira balitadde kukuwandiika ebyafaayo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist