• Latest
  • Trending
  • All
Ababadde beyita abakozi mu wofiisi ya Ssaabaminisita nebaggya ensimbi ku bantu police ebakutte

Ababadde beyita abakozi mu wofiisi ya Ssaabaminisita nebaggya ensimbi ku bantu police ebakutte

November 21, 2023
Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo

Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo

June 12, 2025
Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene

June 12, 2025

Ababaka ba parliament 9 baabulidde FDC nebegatta ku PFF

June 12, 2025
Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye

Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye

June 12, 2025
Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

June 12, 2025
Butambala eyanjudde ttiimu egenda okuzannya empaka z’amasaza ga Buganda 2025 – omutendesi Hassan Mubiru

Butambala eyanjudde ttiimu egenda okuzannya empaka z’amasaza ga Buganda 2025 – omutendesi Hassan Mubiru

June 12, 2025
Government eyimirizzaamu enkola y’okukuba engassi ey’embagirawo eri abagoba b’ebidduka ku nguudo

Government eyimirizzaamu enkola y’okukuba engassi ey’embagirawo eri abagoba b’ebidduka ku nguudo

June 11, 2025
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

NUP eronze obukulembeze bw’ekibiina obuggya – Robert Kyagulanyi Ssentamu azzeemu okulayizibwa ku bwa president ekisanja kya myaka 5

June 11, 2025
Buganda ezzizaawo omuti ogw’ebyafaayo – Ssakabaka Muteesa I weyatuula okuyita abazungu okuleeta ebyenjigiriza mu Uganda

Okusoma embalirira y’eggwanga 2025 /2026 – Police esazeewo okuggala enguudo ezimu e Kololo

June 11, 2025
Katikkiro Mayiga atongozza olukiiko lw’abayizi olukulira kaweefube w’okutaasa obutondebwensi

Katikkiro Mayiga atongozza olukiiko lw’abayizi olukulira kaweefube w’okutaasa obutondebwensi

June 11, 2025
Omwoleso gwa CBS pewosa Trade Fair – gusigaddeko ennaku 5 gutuuke okuva nga 17 – 22 June,2025

Omwoleso gwa CBS pewosa Trade Fair – gusigaddeko ennaku 5 gutuuke okuva nga 17 – 22 June,2025

June 11, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ababadde beyita abakozi mu wofiisi ya Ssaabaminisita nebaggya ensimbi ku bantu police ebakutte

by Namubiru Juliet
November 21, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ababadde beyita abakozi mu wofiisi ya Ssaabaminisita nebaggya ensimbi ku bantu police ebakutte
0
SHARES
212
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ab’ebyokwerinda mu district ye Bukomansimbi bakutte abasajja 3 ku bigambibwa nti babadde bakungaanya ensimbi mu bantu, nga babasuubizza okubafunira obuyambi bwa sente n’okuweerera abaana babwe mu masomero.

Abakwate kuliko Kalyesuubula Rashid  40,Ssebugwawo Abu Hamza myaka 28 ne Kiwa Joseph myaka 30 nga bagamba nti batuuze ba Munyendo e Masaka.

Bakwatiddwa ku ssomero lya Giant Secondly e Kagologolo webabadde bakungaanyirizza ekibinja ky’abantu bebabadde babagala okukunganyaamu ensimbi.

Abakwate  bagamba nti mu gombolola ye Butenga ku kyalo Kisiita ne Kibinge gyebasookedde babadde bakolagana  ne Mukiibi Dalawusi abadde amatiza abantu okusasula.

Mu gombolola ye Kitanda ne Kagologolo balumirizza Walugembe Meddie nti yaabadde akunga abantu okuyingira mu kintu ekyo nga bakayungirizi, nti wabulabbo olulabye police nebadduka.

Buli mwana eyetaaga okuyambibwako ku bya school fees nga bamuwandiisiza shs 20,000/=, ate family eyetaaga okufuna obuyambi okuva mu wofiisi ya ssabaminister nga nayo yewandiisa ne shs 20,000/=, nga babasuubizza okubawa emitwalo 400,000/=.

Amyuka RDC e Bukomansimbi Ssalongo Kalema Fred Pax nga yakulembeddemu ekikwekweto kino,agambye nti abantu abasoba 100 bebabadde bakagyibwako ensimbi mu gombolola ye Butenga naddala kukyalo Kisiita ne Kagologolo, Mukiibi Dalawusi gy’abadde yasimba amakanda.

Bisakiddwa: Ssebuufu Mubaraka Junior

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Cbs@29 – Cbs edduukiridde amaka ga bakateeyamba e Nalukolongo
  • Okusoma embalirira ya Uganda 2025/2026 – ebyenjigiriza, eby’obulamu n’ekikula ky’abantu byebisiinze omutemwa omunene
  • Ababaka ba parliament 9 baabulidde FDC nebegatta ku PFF
  • Cbs@29 – abakozi ba CBS bakoze bulungi bwansi mu katale k’e Kibuye
  • Ssentebe wa district Kamuli Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje e Nakifuma

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist