Kiberu Kizito Kamya ye Muzira mu bazira wa 2023 ow'Entanda ya Buganda 2023. Munna Kabula Kiberu Kizito Kamya eyeddira Emamba Namakakka anywedde akendo mu bazira banne bwebabadde mu Lwokaano. Omuzira...
Abantu 5 bebali mu malwaliro bapooca n'ebisago, baalumbiddwa abatemu mu kiro, ku kyalo Nakasozi Cell mu Kyengera Town Council mu district ye Wakiso. Abantu abalumbiddwa balirwaana b’omubaka Medard Lubega Sseggono....
Amaka g'obwa president gazeemu nate okulumbibwa ekirwadde kya Covid 19, president Yoweri Kaguta Museveni alangiridde nti mukyalawe era minister webyenjigiriza n'emizannyo ekirwadde Kya covid19 kyamukutte. President Museveni ng'ayita ku kibanja...
Mu district ye Amurata ku kyalo Abutataro police eggalidde omukyala Achen Milly, oluvannyuma lw'okutta bba Obua Denis, ng'amulanga okufuna mukyala owokubiri. Denis Obua nga tannattibwa , kigambibwa nti yafunye kilo...
Abantu 84 bebaatokomokedde mu bikolwa eby'obumenyi bw’amateeka mu nnaku 3 wakati w’ennaku z’omwezi 24.12.2023 ne 26.12.2023, ate 33 baafiiridde mu bubenje obwaguddewo. Emisango 110 gyegyazziddwa mu nnaku ezo. Abantu 38...
Police ye Kabalagala ku nkingizi z’ekibuga Kampala etandise okunoonyereza liteeberezebwa okubeera ettemu omufiiridde abantu babiri. Abagenzi kuliko Ssenkungu Anold atemera mu gy'obukulu 24 ne Atwine Shina ow'emyaka 21, nga batuuze...