Abantu 84 bebaatokomokedde mu bikolwa eby'obumenyi bw’amateeka mu nnaku 3 wakati w’ennaku z’omwezi 24.12.2023 ne 26.12.2023, ate 33 baafiiridde mu bubenje obwaguddewo. Emisango 110 gyegyazziddwa mu nnaku ezo. Abantu 38...
Police ye Kabalagala ku nkingizi z’ekibuga Kampala etandise okunoonyereza liteeberezebwa okubeera ettemu omufiiridde abantu babiri. Abagenzi kuliko Ssenkungu Anold atemera mu gy'obukulu 24 ne Atwine Shina ow'emyaka 21, nga batuuze...
A bagambibwa okubeera abayeekera ba ADF balumbye ekyali Nyabitusi mu gombolola ye Kyabandara mu district ye Kamwenge, batirimbudde abantu 3. RDC we Kamwenge Isaiah Kyamahane agambye nti abattiddwa kuliko omukadde...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ayagalizza abantube mu Buganda ne mu nsi yonna amazaalibwa g'Omulokozi amalungi, n'asiima abakulembeze ku mitendera gyonna olw'eddoboozi eryawamu lyeboogeza ku nsonga za Buganda. Omutanda...
Abeepisikoopi mu Eklezia ya Uganda batangaazizza ku kiwandiiko ekyafulumiziddwa Vatican ekikwata ku mukisa ogugabwa Abasseserdooti, abantu abamu kyebaatapuse nti Omutukuvu Ppaapa yabakkirizza okuwa omukisa "abafumbo" ab'ekikula ekimu. Mu bubaka bwabwe...
Government okuyita mu kitongole ekivunaanyizibwa ku kulwanyisa mukenenya ekya Uganda Aids Commission eweerezza obupiira bu gali mpitawa obusoba mu bukadde 30 okwetoloola ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo, ngomu ku kawefube wokulwanyisa mukenenya...
Abagoba ba bodaboda 2 bafiiriddewo mbulaga n'abalala basatu bali mu mbeera mbi, mmotoka kika kya Subaru No.UBH 187Z ebasaabadde. Abatomeddwa mmotoka babadde.basimbye ku siteegi webakolera e Katwe mu Kampala, katwe...