• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abantu be amazaalibwa ga Kristu ag’essanyu – n’abalagira okukuuma eddembe ly’obuntu

Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abantu be amazaalibwa ga Kristu ag’essanyu – n’abalagira okukuuma eddembe ly’obuntu

December 25, 2023

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abantu be amazaalibwa ga Kristu ag’essanyu – n’abalagira okukuuma eddembe ly’obuntu

by Namubiru Juliet
December 25, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka ayagalizza abantu be amazaalibwa ga Kristu ag’essanyu – n’abalagira okukuuma eddembe ly’obuntu
0
SHARES
221
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ayagalizza abantube mu Buganda ne mu nsi yonna amazaalibwa g’Omulokozi amalungi, n’asiima abakulembeze ku mitendera gyonna olw’eddoboozi eryawamu lyeboogeza ku nsonga za Buganda.

Omutanda obubaka bwe abutisse Omulangira David Kintu Wassajja, abusomedde mu Lutikko e Lubaga mu mmisa y’Amazaalibwa g’Omwana wa Katonda.

Ssaabasajja agambye nti abakulembeze basanye obutemotya mu nsonga za Buganda kko n’Okulwanirira eddembe ly’Obuntu obutatyoboolwa.

Ssaabasajja alagidde government ekole ekisoboka etaase abalimi mu biti ebyenjawulo baganyulwe mu ku Mirimu gyebakola, nga ebakwasizaako okufuna obutale Obugasa.

Ssaabasumba Paul Ssemogerere

Missa ekulembeddwamu Ssaabasumba w’essaza ekkulu erye Kampala Paul Ssemogerere alabudde ku bikolwa ebitali byakisa ebimaamidde ensi eno ,omuli okulya enguzi, abasomesa abakaka abayizi omukwano nebabawa Obubonero bwebatakoleredde mu mazima n’ebirala.

Ssaabasumba era yennyamidde olw’abamunku bakulembeze abasusse okweyagaliza nga bagujubanira buli kintu.

Minister J.C Muyingo

Minister omubeezi ow’ebyenjigiriza ebya waggulu mu gavumenti eyawakati Owek Dr JC Muyingo, asabye abazadde okukuuma Abaana obutiribiri, kyokka mungeri eyenjawulo naabasaba obutabaggya mu masomero.

Ku lutikko ya St Paul e Namirembe, okusaba kukulembeddwamu omulabirizi owoomukaaga Rt Rev Moses Banja, ngayambibwako Dean wa lutikko Ssalongo Jonathan Kisawuzi.

Bwabadde akulembeddemu okubuulira omulabirizi Banja, yenyamidde nnyo olw’enguzi esusse mu Uganda, ekibba ddagala mu malwaliro ekiviriddeko ebyobulamu bya Uganda okugootaana nobuweereza okukaluba eri omuntu waabulijjo.

Obubaka obuvumirira enguzi esusse, enguudo ezijjudde ebinnya, ebbula ly’emirimu mu bavubuka, okukozesa ebiragalagala, ekiwamba bantu, ekibba ttaka n’ebirala okutwalira awamu byebimu ku byefuze obubaka bwa bannaddiini mu masinzizo agenjawulo ku ssekukkulu y’amazaalibwa ga Yesu Kristo agoomwaka guno 2023.


Okusaba e Namirembe kwetabiddwamu Nnabagereka Sylivia Naginda, Namasole Damalie Rebecca Nantongo Muganzi, ssabaganzi Emmanuel Ssekitooleko Ndiwulira, Omukubiriza woolukiiko lwa Buganda Patrick Luwagga Mugumbule, Jjajja Nakirembe Eng. Allan Waliggo, omubaka wa Busiro East Owek Medard Lubega Ssegona Akalyamaggwa, banna diini, abawereza mu kkanisa, banna byabufuzi, abantu baabulijjo n’abalala.#

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist