Katikkiro Mayiga urges hard work, extolls role of entertainment-education in fighting poverty in a meeting with Population Media Centre. The Katikkiro of Buganda, Owek Charles Peter Mayiga has singled...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti omulembe omutebi gujjudde okusomooza okwamanyi kyokka ebisomoozo bino tebyawukana ne byo ebyemirembe egyayita. Bweyabadde aggalawo olusirika lw'olukiiko lwa Buganda olunaku lweggulo ku...
Ssaabasajja Kabaka empologoma ya Buganda Sseggwanga Ronald Muwenda Mutebi ll, asiimye okulabikako eri obuganda olwaleero, ngóbuganda bujaguza olunaku lwa government ezébitundu ne Bulungibwansi nga luno lwenunaku lwamefuga ga Buganda ....
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy'amazaalibwage ag'e 65 nga 29th November 2020 mu Lubiri e Mengo. Katikkiro akubirizza abantu okugula obujoozi okuva mu maduuka ga Airtel, ku Bulange, ne ku...
Ebifo by'obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi. Mu bigguddwawo; Bulange, Kabakanjagala, Naggalabi, Jinja Mawuuno, amasiro ge Wamala . Ebifo bino byali byaggalwa olwa Covid19. Owek Kyewalabye agambye nti bamaze okukola...
Katikkiro agguddewo Olusirika Lw'Olukiiko lwa Buganda ku Buganda Royal Institute e Mengo. wansi w'omulamwa, "Okuzimba Obukulembeze obuzza Buganda ku Ntukko". Katikkiro Charles Peter Mayiga akunze Obuganda okulonda abakulembeze okusinziira ku...