Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abalungamya b’okumikolo bulijjo okwemanyiiza n’okwagala okwezza obuggya nga beetaba mu misomo egitegekebwa okubabangula mu nkola y’omulimu gwabwe. Obubaka abutisse minister w’amawulire, okukunga abantu...
Ekitongole kyÓbwakabaka eky’ettaka ki Buganda Land Board (BLB)kiragiddwa okulondoola ettaka lyÓbwakabaka nÓkulinunula wonna weriri live mu mikono emikyamu. Ettaka lino kuliko ery'ennono, ebibira ne mailo 9000. Bwabadde atongoza olukiiko olufuzi...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga agumizza abakiise b'olukiiko lwa Buganda olukulu, nti kikafuuwe teri muntu agenda kutema mu Buganda ng'akwata ku masiga asatu kwebutambulira. Katikkiro abadde mu lutuula olusoose...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggalawo empaka zÉmipiira gyÉbika byÁbagabda 2023 ku kisaawe kya Muteesa II war memorial stadium e Wankulukuku. Zino z'empaka ez'omulundi ogwa 49, nga...
Ebika by'abaganda nga bwebizze biwangula engabo y'omupiira ogw'ebigere, mu mpaka ezaatandika mu mwaka gwa 1950. Emmamba yekyasinze okwetikka engabo eno emirundi giri 10. Olugave lukwata kyakubiri lwakagitwala emirundi 7. 1950...
Eyaliko minister wa Kabaka era omu ku batandisi ba radio y'obwakabaka CBS FM Owek hajji Mustafah Mutyaba aziikiddwa mu maka ge e Nakasozi Buddo mu ssaza Busiro. [caption id="" align="alignnone"...
Eyaliko minister wa Kabaka, era nga yoomu ku baatandika radio y'obwakabaka CBS FM Owek hajji Mustafah Mutyaba avudde mu bulamu bwensi eno afiiridde mu ddwaliro e Mengo ku myaka 84...