Abamegganyi Bukenya Francis eyafunye obugoba eyafunye obugoba 20 ne Kasagga Robert Kalema eyafunye 16 baasuumusiddwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Ssaalongo Kulazikulabe Andrew ayafunye obugoba 15 yawanduse. Biibino ebibuuzo by’entanda...
Program Entanda ya Buganda nga 13 November 2023, ku cbs 88.8, abamegganyi; Ssemijja Nyansio eyafuna obugoba 26 ne Balunginsiiti Steven eyafuna 12 baasuumusibwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Tamale Steven...
Olunaku lw'abavubuka mu Buganda lwakukuzibwa nga 01 December,2023 e Bbowa mu ssaza Bulemeezi. Olunaku luno lwakutambulira ku mulamwa ogugamba nti "Abavubuka twekuume Mukenenya tuzimbe ensi yaffe". Minister w'abavubuka mu Buganda...
Mu Ntanda ya Buganda eya.nga 09 November,2023, abamegganyi; Kabuuka Jamir eyafunye obugoba 21 ne Nanteza Grace eyafunye obugoba 17 baasuumusiddwa okweyongerayo mu lumeggana oluddako mu program Entanda ya Buganda, ate...
Mu program Entanda ya Buganda nga 08 November,2023 ku cbs 88.8 kaabadde kaasa-mmeeme kennyini, ng’abamegganyi bubefuka. Gyebiggweredde nga Bogere Richard afunye obugoba 31 ne Kaggwa Charles n’afuna 20 era bombi...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza enteekateeka y’okukungaanya omusaayi okwetoloola amasaza gonna 18 okuyamba ku bagwetaaga. Eno ye nteekateeka ey’okukungaanya omusaayi nga Buganda eyita mu kitongole kya Kabaka Foundation ne bannamikago ey’omulundi...
Olumeggana olw’omutendera ogw’okubiri olunaku olw’okubiri mu program Entanda ya Buganda nga 07 November,2023 abamegganyi Kalyango Faruk eyafunye obugoba 19 ne Kizito Innocent eyafunye obugoba 16 basuumusiddwa okweyongerayo ku mutendera oguddako,...