Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abaami ba Ssaabasajja Kabaka abaakalondebwa mu bukulembeze ku mitendera gyonna, okubeera abakozi ennyo n'okugoberera ennambika zÓbwakabaka . Asisinkanye abaami b'amasaza n'abamyuka baabwe mu...
Abantu ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, bamweyanzizza olwa kaweefube gwatadde mu kukulaakulanya abantu be, ng'ayita mu kubalambika ku nsonga z’enkulaakulana omuli Ebyobulamu, Obwegassi n’Okutumbula ebyenjigiriza, ekiwadde abantube essuubi...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yoomu ku bakabaka ba Buganda aboogerwako ng'ab’ekyewuunyo, kuba kitaawe Ssekabaka Edward Walugembe Luwangula Muteesa II, yamulangirira nti alibeera Kabaka ng'akyali mu lubuto lwa nnyina...
Obwakabaka bwa Buganda butenderezza abakulembeze ku mitendera egyenjawulo, bannabyabufuzi, ebitongole ne kampuni ezetabye mu kaweefube w'okugula emijoozi okwetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka ejigendereddwamu okunnyikiza kawefube w'okulwanyisa endwadde. Katikkiro wa...
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannakisinde kya Patriotic League of Uganda okuggya engombo ya Mwoyo gwa ggwanga mu bigambo bagizze mu bikolwa , nga balwanyisa obuli bw'enguzi n'obutali...