Mbalamusizza abantu baffe mwenna! Nze Ssaabasajja Kabaka, nga nsinziira wano wetwajja okuwummulako n’okujjanjabibwa nga tugendera ku magezi g’abasawo nga bwegaatuweebwa. Tubadde tumaze akabanga nga tetubawulizaako, nga tugoberera ebiragiro by’abasawo ebyatuggya...
Obwakabaka bwa Buganda bwakuteeka essira mu kusikiriza abalambuzi okuva munda mu ggwanga n'ebweru wa Uganda , ng'omu ku kaweefube w'okutumbula ekifaananyi kya Buganda. Mu ntekateeka eno Obwakabaka bwaakukozesa emitimbagano gyaabwo...
Olukiiko lwa Buganda olukulu lwanirizza enyinyonyola Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga nÓmulangira David Kintu Wassajja nÓmutaka Namaama Augustine Kizito Mutumba ku nsonga ezikwata ku bujjanjabi bwa Ssaabasajja Kabaka. Gyebuvuddeko...
Abakulembeze n'abakozi ba CBS FM basaze keeci ng'akabonero ak'okulaga obumu, nga CBS fm ejaguza emyaka 28 bukyanga etaandikibwawo. CBS FM Radio y'Obwakabaka yatandikibwawo nga 22 June,1996. Webutuukidde leero ng'erina...
Emyaka 28 nga CBS eweereza abantu ba Buganda, Uganda n'ensi yonna okutwalira awamu, ng'eyita ku mayengo g'empuliziganga ne ku mutimbagano. CBS yasooka okufulumya eddoboozi eryasookera ddala okuweereza abantu, nga 22...