Ssaabasajja Kabaka Nnyinimu Sseggwanga Musota Ccuucu, Nnantasongwamulunwe, Sserulanda Ekiryo Ekimaamiidde Obuganda Ronald Muwenda Mutebi II mwali alamula,Kabaka wa Buganda owa 36.
Omuteregga Kalemakansingo Ssemunywa yatikkirwa e Naggalabi Buddo ku lunaku lwali lwamukaaga nga 31 July,1993.#