Olwaleero nga 31 July,2024 ge matikkira ga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka. Okusaba kw'okwebaza Katonda olw'obulamu bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, n'okukuza amatikkirage ag'omulundi ogwa 31, kuli mu lutikko e...
Bannakisinde kya Patriotic League of Uganda PLU bakiise embuga, batonye ente 10 mu kuteekateeka y'ebikujjuko by'okukuza amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka ag'omulundi ogwa 31. Bakulembeddwamu omumyuka wa ssentebe w'ekisinde kino era...
Radio y'Omutanda CBS FM eyozaayozezza nnyinimu Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda MutebI II okutuuka ku matikkira ag’omulundi ogwa 31, ng'atudde ku Nnamulondo ya bajjajja be alamula Obuganda. Nnyinimu Sseggwanga...
Abagoberezi ba kristu okwetoloola Buganda n'ebitundu ebirala beyiye mu masinzizo okusabira Ssaabasajja Kabaka Sseggwanga Musota Ronald Muwenda Mutebi II, ng'emu ku nteekateeka y'okukuza amatikkira ge ag'emyaka 31. Mu masinzizo agenjawulo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza abakulembeze ba Ssaabasajja ku mitendera egyenjawulo, abakoze ekisoboka okunnyikiza Federo ey’Ebikolwa , ng'eno yeemu ku nsonga ssemasonga ettaano Obwakabaka kwebutambulira. Mu myaka 31...
Ettendekero ly'Obwakabaka erya Buganda Royal Institute of Business and Technical Education lijaguzza emyaka 25 bukyanga litandikibwawo mu 1999, nga lifulumya abavubuka abasobola okwetandikirawo emirimu. Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II...