Ab’olulyo Olulangira mu Bwakabaka bwa Buganda nga bakulembeddwamu ab’enju ya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II bategese Ekitambiro kya Mmisa ku lutikko e Lubaga okwebaza Katonda olw’obulamu bwa Ssekabaka Muteesa II...
Obwakabaka bwa Buganda nga bukolera wamu ne Rotary Club of Kampala busimbye ekibira kya Kabaka ku Makerere University, ng'emu ku nteekateeka y'okwagazisa abavubuka okukuuma obutonde bw'ensi. Omumyuka ow`Okubiri owa Katikkiro...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asabye Amateeka agaleetebwa Abazungu kuno galeme kukozesebwa kusanyaawo Buwangwa na Nnono, wabula gayambeko mu kutambuliza abantu mu kkubo eggolokofu. Abadde yetabye mu kujaguza...