Omutaka omukulu ow'akasolya k'ekika ky'Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti avudde mu bulamu bw'ensi mu ddwaliro e Mengo nga 02 June,2026. Katikkiro w'ekika ky'Akasimba, Lwanga Edward Brown Buyondo agambye nti...
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II Asimye neyebaza abantu bonna abakoledde ewamu n'ekitongole kye ekya Kabaka Foundation okussaawo obuweereza obutumbula embeera z'abantu mu Buganda ne Uganda . Omuumbejja Joan Nassolo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza emirimu egikolebwa Abakyala mu nkulaakulana y'eggwanga wadde baba n'ebibanyigiriza bingi. Katikkiro yebazizza Abakyaala olw'okubeera abeesimbu mu nkozesa y'ensimbi, kyokka naabasaba okukendeeza obukodo. Abadde...
Giweze emyaka 60 beddu, okuva amagye ga government eyali ekulirwa Milton Obote eyali president wa Uganda mu biseera ebyo, galuumba Olubiri lwa Kabaka olw'e Mengo nga 24 May,1966. Amagye gasaanyaawo...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga Owek Charles Peter Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany ekikulemberwa Omubaka Steven Mubiru n’Omumyukawe Danny Ssozi mu kibuga Berlin, nebogeraganya ku ngeri...
Muteesa I Royal University ayanjudde embuga ekikopo ky'Omupiira gw’ebigere eky'Amatendekero agawaggulu kyebaawangudde eky'omwaka 2026. Bakikwasizza Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, mu Bulange e Mengo. Guno gwe Mulundi gwa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde egombolola ya Ssaabawaali Bukoto mu Buddu, eri abefubyeko okulwanyisa obwavu nga bayita mu bulimi n'obulunzi awamu n'okuteekateeka amaka gabwe obulungi agawa eky'okulabirako eri...