• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’abakozi – abakozi mu bibiina ebyenjawulo nga bakulembeddwamu bannamawulire bakyakukkuluma olw’embeera mwebakolera

Okukuza olunaku lw’abakozi – abakozi mu bibiina ebyenjawulo nga bakulembeddwamu bannamawulire bakyakukkuluma olw’embeera mwebakolera

May 1, 2024
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Okukuza olunaku lw’abakozi – abakozi mu bibiina ebyenjawulo nga bakulembeddwamu bannamawulire bakyakukkuluma olw’embeera mwebakolera

by Namubiru Juliet
May 1, 2024
in Amawulire
0 0
0
Okukuza olunaku lw’abakozi – abakozi mu bibiina ebyenjawulo nga bakulembeddwamu bannamawulire bakyakukkuluma olw’embeera mwebakolera
0
SHARES
129
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Okukuza  olunaku lw’abakozi olw’ensi yonna, mu Uganda ebikujjuko ebikulu bikwatiddwa ku kisaawe ky’ettendekero lya St Leo’s College e Mukabura, mu district ye Kabalore mu kibuga Fortportal.

President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni y’asuubirwa okubeera omugenyi omukulu.

Olunaku luno lutambulidde ku mulamwa ogugamba nti “Okulongoosa obuweereza n’embeera z’abakozi ly’ekkubo ery’okutumbula emirimu n’obuweereza bwabwe”.

Wabula wadde olunaku luno lukuziddwa era lwakuwummula, abamu ku bakulembeze b’abakozi mu ggwanga ssibamativu n’embeera mwebakolera.

President w’ekibiina ekitaba bannamawulire mu ggwanga ekya Uganda Journalists Association, (UJA), Rukundo Mathias, ye agamba nti nga Uganda ekuza olunaku luno, abakozi mu bitongole ebyamawulire nabo bangi bakyanyigirizibwa nga naabamu bagobebwa ku mirimu awatali kulungamizibwa kimala, tebalina bbaluwa zibakakasa ku mirimu, bakyasasulwa bubi, n’ensonga endala nnyingi ezibanyigiriza.

Filbert Baites Baguma, ssaabawandiisi w’ekibiina ekitaba abasomesa abamasomo ga Arts, agamba nti bbo ng’abasomesa banyiivu byansusso nti kuba government yabasosola ku bannabwe abasomesa amasomo ga science abaayongezebwa emisaala,  ssonga bannabwe abamu bamaze emyezi egiwera nga tebasasulwa misaala gyabwe.

President w’ekibiina ekitaba abasawo mu ggwanga, ekya Uganda Medical Association, (UMA), Dr. Herbert Luswata, agamba nti basanyufu nti government yabongeza omusaala, bannabwe abalala bawandiisiddwa ku mirimu, nga n’enteekateeka z’okuwandiisa abalala ziri mu kkubo naye ssibamativu olwengeri abasawo abagezesebwa gyebakyakwatibwamu nga tewali tteeka linywevu mwebakolera so nga bakola nnyo.

James Tweheyo akulira abakozi mu kibiina kya NRM ekya NRM Workers League, agamba nti government erina okutuula erowooze ku njawukana eziri mu nsasula y’abakozi, ng’abamu bafuna emisaala emisava ddala ate abandi nebasasulwa bubi wadde nga bali ku ddaala lyerimu mu byenjigiriza.

Omubaka akiikirira abakozi Margaret Namubiru Rwabusaija, agambye nti bagezezzako okubaako byebakwasizaako okuyambako abakozi eddembe lyabwe obutalinnyirirwa,  nti naye bakyasoomozebwa olw’abalamuzi abatono abali mu kooti y’abakozi ekiviirako emisango gyabwe okwetuuma mu kooti.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375
  • Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -