• Latest
  • Trending
  • All
Bungereza etadde envumbo ku sipiika wa Parliament Anita Among n’abaali ba Minister ba Uganda 2 – parliament ya Uganda eyanukudde

Bungereza etadde envumbo ku sipiika wa Parliament Anita Among n’abaali ba Minister ba Uganda 2 – parliament ya Uganda eyanukudde

April 30, 2024
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bungereza etadde envumbo ku sipiika wa Parliament Anita Among n’abaali ba Minister ba Uganda 2 – parliament ya Uganda eyanukudde

by Namubiru Juliet
April 30, 2024
in Amawulire
0 0
0
Bungereza etadde envumbo ku sipiika wa Parliament Anita Among n’abaali ba Minister ba Uganda 2 – parliament ya Uganda eyanukudde
0
SHARES
181
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bungereza etadde envumbo ku Sipiika wa Parliament Annet Anita Among wamu n’abaali ba minister ba Karamoja Agnes Nandutu ne Mary Gorreth kitutu, balangibwa kwenyigira mu kwezza amabaati agaali agabawejjere be Kalamoja.

Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa amyuka minister avunaanyizibwa ku nsonga za  Bungereza n’amawanga amalala Andrew Mitchel,  abasatu bano ssibakuddamu kukirizibwa kulinnya  kigere ku ttaka lya Bungereza.

Eby’obyobugagga byabwe okuli ne account za banka eziri mu Bungereza biteereddwako envumbo era nga sibakukkirizibwa kukolagana na muntu yenna munnansi wa Bungereza  mu nsonga z’ebyenfuna.

Babalumiriza okwezibika ebintu by’abawejjere bwebegabula amabaati ga bakalamoja kko n’okuteeka ensimbi mu bintu ebyonoona ensimbi yo muwi w’omusolo.

Wabula omwogezi wa Parliament Chris Obore ayanukudde Bungereza nti erina ebintu byayo byeyenoonyeza n’okwesasuza Parliamrnt ya uganda olwokuba nga yayisa etteeka erikugira omukwano ogwe bikukujju.

Agambye nti  bino byonna sibyakubayigula ttama nti era  parliament teyejjusa kuyisa ttteeka erikugira omukwano ogwebikukujju.

Okusinziira ku kawaayiro 8b ak’etteeka erikwata ku kuyingira n’okufuluma kw’abantu mu ggwanga  lya Bungereza ery’omwaka 1971 omuntu ateereddwako envumbi ekika kino afuukira ddala muboole bwegutuuka ku nsonga yonna eyekuusa ku ggwanga mwaba agobeddwa.

Guno gwe mulundi ogusookedde ddala Bungereza okukaliga nnatti ku bakungu ba Uganda, nga yeesigama ku mateeka génsi yonna agalwanyisa enguzi.

Amabaati agagambibwa nti ge gaazaalira abaali ba minister ebitukula, gaali gaakuweebwa abanaku abawejjere abé Karamoja okufuna ennyumba mwe basula, wabula kigambibwa nti abakulu mu government ya Uganda omuli ne ba Minister bangi baageegabanya, nga bagaggya mu store za Ofiisi ya Ssaabaminister e Nammanve.

Minister wa Bungereza omubeezi owénsonga zámawanga amalala Andrew Mitchell; agambye nti ekikoleddwa Bungereza libadde ddoboozi eri abakulu mu Government ya Uganda, okukomya okuzannyisa ebintu ebiweebwayo okujuna abanaku, bo ne babissa mu nsawo zaabwe ngábantu, bwatyo nálabula nti buli eyeetaba mu muze guno ajja kugusasulira

Mu nvumbo zino; Bungereza era ekalize nnatti ku bakungu mu Governmenr zámawanga amalala okuli Bulgaria, Lebanon, Moldova, Russia, South Africa, South Sudan, ne Venezuela, bonna bali ku nsonga yému eyókulya enguzi.

Okuva mu mwaka 2021 ensi yonna lwe yayisa envumbo ku balyi bénguzi, Bungereza yaakakaliga abantu 42 nébitongole byámawanga agénjawulo, ebyenyigidde ku kulyakula ensimbi zámawanga gabwe.

Bisakiddwa: Nabagereka Edith

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -