Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende aduukiridde essomero lya Kawempe Muslim primary awaddeyo amabaati ne sente enkalu.


Ebizimbe by’essomero lino byasigadde mu kyangaala oluvannyuma lwa namutikkwa w’enkuba eyabaddemu ne kibuyaga okukosa ebitundu bya Kampala ebiwerako wiiki eno.
Bisakiddwa: MK Musa