President w’ekibiina ekikulembera omuzannyo gw’omupiira ogw’ebigere mu Africa CAF, Dr. Patrice Mostapa ali mu ggwanga, okwekenneenya engeri Uganda gyeyetegese okutegeka empaka z’omupiira eza CHAN mu February w’omwaka ogujja 2025
Ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe ayaniriziddwa olukiiko lwa FUFA nga lukulembeddwa president Hon Eng Moses Magogo.
Yasookedde mu Tanzania ne Kenya.#