• Latest
  • Trending
  • All
President Museven asiimye bannaddiini avuddeyo mu ddoboozi ery’omwanguka okuvumirira enguzi – alabudde ba RDC nti balemeddwa okulwanyisa obulyake

President Museven asiimye bannaddiini avuddeyo mu ddoboozi ery’omwanguka okuvumirira enguzi – alabudde ba RDC nti balemeddwa okulwanyisa obulyake

March 31, 2024
Omuzannyi w’omupiira Allan Ayirworth owa Uganda Cranes yegasse ku Dunfermline Athletic eya Scotland

Omuzannyi w’omupiira Allan Ayirworth owa Uganda Cranes yegasse ku Dunfermline Athletic eya Scotland

August 5, 2026
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museven asiimye bannaddiini avuddeyo mu ddoboozi ery’omwanguka okuvumirira enguzi – alabudde ba RDC nti balemeddwa okulwanyisa obulyake

by Namubiru Juliet
March 31, 2024
in Amawulire
0 0
0
President Museven asiimye bannaddiini avuddeyo mu ddoboozi ery’omwanguka okuvumirira enguzi – alabudde ba RDC nti balemeddwa okulwanyisa obulyake
0
SHARES
122
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni asanyukidde obubaka bwabannaddiini obw’amazuukira g’omwaka guno 2024, obwetoololedde kuvumirira enguzi n’obulyake ebyafuka bannabaliwo mu bakungu ba government ne bitongole byayo ebisinga obungi.

Bagamkyebagambye nti ezingamizza enkulakulana ye ggwanga.

Bannaddini ewatali kweyawulamu  mu basinzizzo agasinga obubaka bwabwe bwetololedde ku vumirira nguzi eyafuka ensonga mu Uganda naddala mu bakulembeze ku mitenddera gyonna, era nebasaba abalina obuyinza okubaako kyebakola okutaasa eggwanga.

Mu bubaka bwa Easter omukulembeze we ggwanga Gen.Yoweri Kaguta Museveni  bwaweerezza ng’asinziira mu maka ge Rwakitura naye asabye bannaddiini okusigala nga bavumirira enguzi okulaba ng’eggwawo.

Abengirira mu kulya enguzi president Museven abayise biwuka ebitaagaliza ggwanga nkulakulana, era abakyakuumidde Uganda emabega.

Museveni mu bubaka bwe agambye  nti okuviira ddala mu mwaka 1960 azze yenyigira mukulwanyisa enguzi okuyita mu enteekateeka eziweerako, wabula ekyalemeddeko, kwekusaba bannaddini okumuyambako okumalawo ekizibu kino.

Gen Museveni agamba nti lutalo lw’okulwanyisa enguzi, government ye yasaawo ba District Commissioners, County Chiefs,Gombolola Chief ne ba parish chiefs okubeera abasirikale abasooka mukulwanyisa enguzi okuvira ddala mu bitundu byabwe.

Wabula agamba nti enkola eno tekozeseddwa bulungi bakulembeze abo okulwanyisa enguzi.

Mungeri yemu Museveni ategezezza nti ababaka ba president mu bitundu ( RDC) bakwatibwako buterevu okubuuza akaananakato ba CAO,n’abakulembeze abalala engeri gyebakwatamu ssente za government ezibawebwa okukola emirimu.

Agambye nti RDC obuvunaanyizibwa obwo balabika baabuvaako dda nebadda mu kunonooza ebirala, nagetegeeza nti kye kiseera minister w’ensonga za president amutegeeze oba obuvunaanyizibwa bwabwe baabusuulawo abafumule ebirala eby’okukola.

Bannadini Museveni abasabye era okunnyikiza enjiri eyenkulakulana mu bantu bebasumba n’okubakubiriza okwetanira program za government zonna basobole okwekulakulanya.#

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuzannyi w’omupiira Allan Ayirworth owa Uganda Cranes yegasse ku Dunfermline Athletic eya Scotland
  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist