Abamu ku bakozi ba CBS abali e Namugongo okukutusaako emikolo gyonna egy’okusaba ku lunaku lw’abajulizi e Namugongo mu bakatuliki n’abakulisitaayo nga babiweereza butereevu ku mpewo za CBS 88.8 ne ku Emmanduso 89.2, n’okuyita ku mikutu gya CBS egy’emitimbagano. Okuva ku kkono, Kamulegeya Achilleo Kiwanuka, Ssebuliba William, Kato Denis, Ssalongo Gerald Ddamulira, Naluyange Kellen,Ddungu Davis,Ssekajiija Augustus ne Ssendegeya Muhammad.
Abakozi abalala ababadde e Namugongo kuliko Musisi John ne MK Musa abadde ku Camera.