Akabenje kagudde ku nkulungo ya Nantawetwa ku Lubaga Road mu Kampala, emmotoka esaabaza eby’amaguzi kika kya Town Ace UAT 286J b
eremeredde omugoba waawo netomera bodaboda eziwerako.
Esaabadde n’emmotoka 2 kika kya Harrier Kawundo nezigattira ku kisenge kya Nantawetwa.m era entambula esanyaladde okumala akaseera.
Omugoba wa mmotoka evuddeko akabenje abuseemu mu mmotoka naasaako kakokola tondeka nnyuma.
Bisakiddwa: Lukenge Sharif