Essaza Butambala lironze Richard Malinga nga omutendesi omuggya mu kwetegekera empaka za Masaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025. Richard Malinga mu mpaka za Masaza, abadde yakatendeka...
Abantu abatanaba ku kakasibwa muwendo bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde e Makindu mu gombolola y'eNajja mu district y'eBuikwe ku luguudo lwa Kyetume -Katosi -Nyenga. Babadde basaabalira mu Bus ya kampuni...
Ennyonyi Nnyange ekubye Emmamba Namakaka mu mpaka z'okubaka ez'ebika by'Abaganda eza 2025, ku bugoba 32 : 27. Omupiira ogw'akamalirizo gunyumidde mu kisaawe e Wankulukuku. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,...
Olwaleero ennaku z'omwezi ziri nga 01 May,2025 Uganda yeggasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw'abakozi. Ebikujjuko mu District ye Nakapiripiriti, wabula nga lutuukidde mu kiseera nga embeera y'omukozi mu Uganda...