Mu program Entanda ya Buganda eyindira ku 88.8 CBS FM Ey’obujjajja, eyabaddewo nga 11 October,2023 yetabiddwamu abamegganyi okuli Ssozi Nasur eyafunye obugoba 23 ne Kalyango Farouk yafunye obugoba 21...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, alabudde ku bakulembeze abakyenyigira mu bikolwa eby’obulyi bw'enguzi,okusanyaawo entobazi, okusosola mu mawanga, langi n'ekikula ky'abantu nti bebaviirako ebizibu ebiremesa zi government okutuukiruza...
Police ya Old Kampala eriko abasajja 6 beggalidde ku bigambibwa nti babadde bagufudde mugano okuwamba pikipiki z'abagoba ba Booda mu Kampala nga beeyita abakwasisa amateeka. Abakwate kuliko Mayanja Atanasi, Ndasirye...
Emyaka giweze 30 beddu nga Nnyininsi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II átudde ku Nnamulondo alamula Obuganda. Omuteregga Nnantalinnya mu Kateebe yalya Engoma nga 31 July,1993. Omukolo guno ogw'ebyafaayo gwali...
Mu bibanda bya shs okwetoloola eggwanga akatale k'ensimbi katambula bulungi. Ebbeeyi y'ensimbi z'amawanga amalala mga bweyimiridde okusinziira ku bank of Uganda