Tiimu ya badminton ne Table tenis, oluvannyuma lw'okutendekebwa okusembyeyo Uganda eweerezza ttiimu yaabazannyi 42 egenda okuvuganya mu mizannyo 5, mu mpaka ISF World School zaGames ezigenda...
Andy Mwesigwa yali akyazannyira Uganda Cranes Club ya SC Villa Jogo Ssalongo erangiridde eyaliko captain wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes, Andy Mwesigwa okukulira ebyemirimu egy’ekikugu...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza emisinde egy'okukuza amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka eg'emyaka 67, gigenda okubeerawo nga 03 July, 2022 mu Lubiri e Mengo. Mu kusooka emisinde gino gyali gyakubeerawo mu April...
MunnaUganda Jas Mangat asitukidde mu mpaka z'emmotoka eza Pearl of Africa Rally Championship ez'omwaka guno 2022. Jas Mangat avugidde essaawa 1:53:6. Empaka zino zimaze ennaku 3 nga ziyindira mu bitundu...
Tiimu ya Heathens 2022 Club y'omuzannyo gwa Rugby eya Heathens esitukidde mu liigi ya babinywera eya Rugby Premier League omulundi gwayo ogwe 16 ,nga tekubiddwamu. Heathens...
Jamil Ssewannyana yoomu ku balondeddwa Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa kironze bannauganda 3 ku mirimu egyenjawulo mu mpaka za CAF Champions League ne CAF Confederations Cup...