Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes etuuse mu kibuga Bamako gy'egenze okuzannya ne Mali omupiira ogw'omukwano, gugenda kubeerawo ku friday nga 13 October,2023. Ttiimu eno amakanda egakubye ku Micasa...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kirangiridde Morley Byekwaso ng'omutendesi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes ow’ekiseera ku ndagaano ya mwezi gumu. Morley Byekwaso mu kiseera kino akolanga omumyuka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ogw'ebigere munsi yonna ekya FIFA, kirangiridde Morocco, Spain ne Portugal nga ensi ezigenda okutegeka empaka z'ensi yonna eza FIFA World Cup ez'omwaka 2030. FIFA ekakasiza nti emipiira...
Omuzannyi wa ttiimu yéssaza Gomba mu mpaka za masaza era owa club ya Wakiso Giants eya Uganda Premier League Kenneth Kimera, alondeddwa banna byamizannyo abegattira mu kibiina kya Real Stars...
Gomba etandise okutangaaza emikisa gyayo egy'okwesogga oluzanya olwakamalirizo bwekubye Buddu ku ggolo 2 - 1 mu kisaawe e Kabulasoke. Mu mupiira ogubaddeko n'obugombe, goolo za Gomba zitebeddwa Allan Ofoyrwoth ne...