Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 17 eya Uganda Cubs, egenda okuzannya ne Somalia mu mpaka eza Africa Cup of Nations U17 Cecafa Zonal Qualifiers ku mutendera gwa...
President w'ekibiina ekikulembera omuzannyo gw'omupiira ogw'ebigere mu Africa CAF, Dr. Patrice Mostapa ali mu ggwanga, okwekenneenya engeri Uganda gyeyetegese okutegeka empaka z'omupiira eza CHAN mu February w'omwaka ogujja 2025 Ku...
Obululu bw’empaka z’omupiira ogw’ebigere eza Africa Cup of Nations U17 CECAFA Zonal Qualifiers buzeemu okukwatibwa omulundi ogw’okubiri, era Uganda eri mu kibinja A ne Tanzania ne Kenya. Obululu buno bukwatiddwa...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF, kikkirizza Uganda ne Burundi okukozesa ekisaawe kye Nakivubo okuzannyiramu emipiira 2 egy'empaka ez'okusunsulamu amawanga aganaakiika mu mpaka za CHAN ez'omwaka ogujja 2025. Burundi...
Omuzannyi w'omupiira munnauganda Edirisa Lubega mu butongole yegasse ku club ya Osterhofen egucangira mu liigi y'ekibinja eky'omusanvu mu Germany. Edirisa Lubega abadde talina club emyezi 5 egiyise, ...