Ababaka ba parliament ab'ekibiina kya NRM batandise olusirika lwabwe olugenda okumala ennaku 10, luyindira ku bbanguliro lyébyobufuzi e Kyankwanzi. Ekigendererwa kyakwekennenya enkola za government ezigenderera okuggya abantu mu bwavu okuli...
President Yoweri Kaguta Museveni asuubizza nti alina enteekateeka nnene ey’okuggya banna Uganda mu bwavu mwebeekuyengera, era násaba abantu obutatabika byabufuzi mu nkulaakulana. President agambye nti aluubirira abantu bonna balekere awo...
Ababaka ba parliament bannakibiina kya NRM bayitiddwa mu lusirika olwenjawulo e Kyankwanzi. Ensonga ezigenda okwogerwako tezinalambululwa. Ensisinkano eno yakubeerawo okuva ng'ennaku z'omwezi 27 omwezi guno ogwa May okutuuka nga 05...
Sipiika wa parliament Anitah Annet Among alangidde ba minister n'ababaka ba parliament olw'okwebulankanya mu ntuula za parliament, agambye nti buno bulyi bwa nguzi bwennyini. Sipiika agambye nti ba minister bano...
Lord Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago yekubidde enduulu eri parliament ng'agamba nti minister omubeezi owa Kampala Kabuye Kyofatogabye asusse okumusindikira obubaka obumutiIsatiIsa ng'amulabula okwesonyiwa ensonga z'enguudo za Kampala nti...
Sipiika wa parliament Anitah Annet Among alabudde bannauganda okukomya okukyakyankya n'okujaguza ng'omuntu afudde, n'agamba nti kiba kikolwa ekikontana n'obuwangwa ng'ate kireka enyiike mu mitima gy'abantu. Sipiika abadde aggulawo olutuula lwa...