President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa mutaka mu ggwanga lya Serbia ku bugenyi obutongole bwagenda okumalako ennaku ebiri, okubaga entegeka ku ngeri Uganda gyesobola okukolagana ne Serbia okutumbula embeera z'abantu. President...
Olutuula lw'akakiiko akafuzi akookuntikko ak'ekibiina kya FDC olwa National Council lutandise ku ssaawa mukaaga n'ekitundu (12:30pm) ku kitebe kyabwe e Najjanankumbi, wabula abamu ku ba memba bagaaniddwa okuyingira. Olutuula lukubiriziddwa...
Police eyiiriddwa ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi okutaangira ebikolwa ebyefujjo ebiyinza okuvaamu okuyiwa omusaayi. Abamu ku bannakibiina bakedde ku kitebe ky'ekibiina mu kwetaba mu lutuula lw'akakiiko akookuntikko ak'ekibiina aka...
President Yoweri Kaguta Museveni agambye nti wakukolera wamu n'akakiiko kabakulembeze akassibwawo okwogerezeganya ne president wa Russia Vladmir Putin ne munne owa Ukraine Volodymyr Zelensky, bayimirize okulwanagana kwebalimu okututte obulamu bw'abantu...
Parliament wakati mu kusika omuguwa eyisizza okusaba kwa government okwongezaayo ekisanja ky'obukiiko bwebyalo okumala emyezi emirala 6. Obukiiko buno bwagwako ng'ennaku z'omwezi 10 July 2023, wabula government netegeeza nti terina...
Omukulembeze w'ekibiina ki Justice Forum Uganda JEEMA Asuman Basaalirwa awandiikidde mukulembeze munne owa Forum For Democratic Change (FDC) Eng Patrick Oboi Amuriat ng'amukomako ne bannakibiina kye baleme kugenda mu maaso...
Ssenkulu w'ekitongole ky'eggwanga ekivunanyizibwa ku mutindo gw'ebyamaguzi nga mu kiseera kino ali muluwumula olukake David Livingstone Ebiru ,yekyusirizza mu kiti ng'embazzi, amenyeewo ebigambo byeyayogera nti yagulirira bakamabe abatuula ku lukiiko...