Ba sipiika abawera 23 aba parliament z'amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza eza common Wealth , bebatuuse mu Uganda okwetaba mu lukungaana lwabwe olw'omulundi ogwa 27, olutudde mu Uganda okuva nga...
Government eyongezaayo ekisanja ky'abakulembeze b'ebyalo aba LC I, ebbanga lya myezi emirala mukaaga. Ekisanja ky'emyaka 5 ekya LC I kyali kyagwako nga 10 July 2023, government n'ekyongezaayo emyezi 6, gyaweddeko...
President Museveni era azeemu okukikaatiriza nti eby'okuddamu okwesimbaawo ku bwa president mu 2026, nti tebirina kulumya banna Uganda mitwe nti kubanga ezo nsonga ntono nnyo ezisobola okukubaganyizibwako ebirowoozo nebasalawo ekirina...
Offiisi ya Ssabaminister w'eggwanga efunye omuteesiteesi omuggya Dustan Balaba, nga yabadde akulira abakozi nentambuza y'emirimu (CAO) mu district ye Buikwe. Dunstan Balaba akwasiddwa office okuva ewa Rose Alenga abadde akolanga...
Government ya Uganda esindise ekibinja ky'abakungu okugenda okwegayirira government ya America okusazaamu enteekateeka y'okugoba Uganda mu katale ka AGOA, government ya America keyatandiikawo mu mwaka gwa 2001. Akatale kano government...