President w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi ssentamu aggyeyo omusango gweyali yawaaba mu kakiiko ke ddembe ly’obuntu, ng'agamba nti akakiiko kalina kyekubiira munkola yaako ey'emirimu. Kyagulanyi ssentamu yatwala okwemulugunya...
Akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga aka Electoral Commission of Uganda kayimirizza okuteeka mu nkola enongoosereza ezaali zikoleddwa mu ssemateeka w’ekibiina ki National Unity Platform. Ebinaddirira byakusalibwawo oluvannyuma ng'omusango ogwawaabwa mu...
Office ya Kaliisoliiso wa government ya Uganda mu butongole etandise okunonyereza ku sipiika wa parliament Anitah Annet Among nga president bweyalagidde, ku bigambibwa nti alina ebyobuggaga mu ggwanga lya Bungereza....
Sipiika wa parliament ya Uganda Anitah Annet Among asekeredde government ya Bungereza eyamutaddeko envumbo y'obutaddamu kurinnya lubu lwakigere mu ggwanga eryo, agambye nti talina kimutwala mu Bungereza nti kubanga talinaayo...
Ssaabakunzi wa NRM Rosemary Nnansubuga Sseninde alangiridde mu butongole nti akomawo okwesimbawo ku kifo ky'omubaka omukyala owa district ye Wakiso, ku kisanja eky'okuna. Rosemary Sseninde yakiikirira Wakiso okumala ebisanja 3,...
Ekibiina kya National Unity Platform kyanirizza ba memba abaggya omuli n'eyaliko ssentebe wa district ye Masaka Jude Mbabaali avudde mu DP. Abalala bavudde mu bukiika kkono bwa Uganda, abavudde mu...