• Latest
  • Trending
  • All
Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP ayagala amawanga g’ebweru gayingire ne mu nsonga z’okunoonya banna NUP abagambibwa okubuzibwawo

Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP ayagala amawanga g’ebweru gayingire ne mu nsonga z’okunoonya banna NUP abagambibwa okubuzibwawo

May 2, 2024

Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu

April 16, 2026

Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana

April 16, 2026
Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

April 16, 2026

Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71

April 16, 2026
Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

NRM yewozezaako  by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

NRM yewozezaako by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

April 16, 2026
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 16, 2026
Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

April 15, 2026

Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya

April 15, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 15, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP ayagala amawanga g’ebweru gayingire ne mu nsonga z’okunoonya banna NUP abagambibwa okubuzibwawo

by Namubiru Juliet
May 2, 2024
in CBS FM
0 0
0
Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP ayagala amawanga g’ebweru gayingire ne mu nsonga z’okunoonya banna NUP abagambibwa okubuzibwawo
0
SHARES
1.7k
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omukulembeze w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi ssentamu Bobi wine ayagala amawanga ga Bulaaya genyigire mu kawefube w’okunoonya bannakibiina kya National Unity Platform abazze babuzibwawo nga nabamu bawezezza emyaka 4.egiyiseewo.

Kyagulanyi agamba nti nga Bungereza bweyavuddeyo n’eteeka envumbo ku sipiika wa Parliament Anitah Among n’abaali ba minister be Kalamoja Mary Gorret Kitutu ne Agnes Nandutu nga balangibwa ebigambibwa nti benyigira mu kwezibika amabaati g’abaweggyere be Kalamoja, n’okuzibiikiriza enguzi, nti eveeyo ku nsonga za bannaNUP abasibiddwa ebbanga ddene nga tebalabika.

Agambye nti ssibetegefu kuva ku mulamwa ogw’okunoonya banna kibiina kya NUP abawambibwa kati emyaka 4 ejiyise nga n’okutuusa kati tebalabikako nti ate nga waliwo abantu abazanyira mu nsonga eno.

Kyagulanyi ssentamu asinzidde mu lukungaana lwabanna mawulire olutudde ku kitebe kya NUP e Makerere Kavule nategeeza nti kikwasa ennaku ,okulaba nga nebitongole byebaali besiga nga baddukirayo okununula abantu babwe ate okubeera nekyekubiira mu nsonga eno.

Kyagulanyi wayogeredde bino nga minister w’abavubuka n’abaana Balamu Barugahare gyebuvudeko yategeeza eggwanga nti abamu ku bantu abanonyezebwa ekibiina kya NUP abamu baddukira dda ebweru w’eggwanga abalala bali ku mirimu gyabwe bakola.

Wabula Kyagulanyi agambye nti basanze akaseera akazibu ng’ekibiina mu kuyiga abantu babwe bano, nti kubanga ne family z’abawambibwa ezimu zatisibwatiisibwa obutaddamu kwogera ku bantu babwe abaabula.

Agambye nti tebagenda kuva ku mulamwa gw’akubanja bantu babwe wadde nga waliwo abagezaako okubaggya ku mulamwa

Kyagulanyi agambye nti bongedde okwekwata ku mawanga age bweru okwongera okuteeka nnati kubantu abatyoboola eddembe ly’obuntu mu ggwanga.

Kyagulanyi mungery yemu ayogedde ne ku ntambula zabwe ng’ezikibiina ez’okutalaaga eggwanga, nategeeza nti betegefu okukwatagana n’omuntu omulala yenna kuludda oluvuganya governmenr kasita babeera ku mulamwa gwegumu.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu
  • Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana
  • Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu
  • Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71
  • Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist