• Latest
  • Trending
  • All
Sipiika wa Parliament ya Uganda Anitah Among avuddemu omwasi ku nvumbo eyamuteereddwako government ya Bungereza

Sipiika wa Parliament ya Uganda Anitah Among avuddemu omwasi ku nvumbo eyamuteereddwako government ya Bungereza

May 3, 2024
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Sipiika wa Parliament ya Uganda Anitah Among avuddemu omwasi ku nvumbo eyamuteereddwako government ya Bungereza

by Namubiru Juliet
May 3, 2024
in CBS FM
0 0
0
Sipiika wa Parliament ya Uganda Anitah Among avuddemu omwasi ku nvumbo eyamuteereddwako government ya Bungereza
0
SHARES
212
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Sipiika wa parliament ya Uganda Anitah Annet Among  asekeredde government ya Bungereza  eyamutaddeko envumbo y’obutaddamu kurinnya lubu lwakigere mu ggwanga eryo,  agambye nti talina kimutwala mu Bungereza nti kubanga talinaayo wadde eky’obugagga kyonna kyeyali ataddeyo, wadde okuggulawo account mu bank zaayo.
Mu kiwandiiko ekyafulumiziddwa amyuka Ssaabawandiisi w’ensonga ez’ebweru wa Bungereza Andrew Mitchel, kyalazze nga  abakungu ba government basatu okuli Sipiika wa parliament Anitah Among nabaali ba minister b’ensonga ze Karamoja Mary Gorret Kitutu ne Agnes Nandutu,   bonna ssibakuddamu kuKkirizibwa kulinnya  kigere ku ttaka lya Bungereza.
Babalumiriza okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi ku bigambibwa nti bekomya amaabati agaalina okuweebwa abawejjere be Karamoja.
Wabula sipiika wa parliament ya Uganda  Speaker Among bino byonna abiyise byekwaso nga agamba ensonga ebobbya gavumenti ya bungerezza ye Palamenti ya uganda okuyisa eteeka erikugira omukwano ogwebikukujju .
Among agamba ye talina kyabugagga kyonna kiri mu Bungereza ng’era agamba mwetegefu okwetikka omusaalaba kulwabanayuganda, nti kubanga okunoonyereza kweyakoze kulaga nti envumbo eno yamuteereddwako olw’okuba parliament gy’akulembera yayisa etteeka erivunaana abantu abenyigir mu mukwano ogw’ebikukujju.
Wabula minister omubeezi ow’ensonga z’ebweru w’eggwanga John Murimba mukiwandiiko kyasomedde Parliament ategeezezza nti government ya Uganda etandise okwogeraganya ne ginaayo eya Bungereza  okwongera okunyonyoka ekituufu ekyabanyiizizza, nti kubanga ensonga z’amabaati zebesibako zikyali mu kooti.
Ababaka ba parliament okuli omubaka wa Bugiri municipality Asuman Basalirwa eyayanjula etteeka lino mu parliament ya Uganda e, omubaka wa Kilak county Akol Anthony saako omubaka wa Kabula County  Enos Asimwe bagambye nti  tebejjusa olw’okuyisa etteeka lino, era nebewuunya government ya Bungereza okweyingiza mubitajikwatako.
Wano sipiika wa parliament Anitah Annet Among wasinzidde n’asaba ministry y’ensonga z’omunda mu ggwanga okwongera okukola alipoota eyessimba ku nsonga eno,  ng’ennyonyola government ya Uganda weyimiridde ku nvumbo zino, era ejanjulire parliament.
Bisakiddwa: Nabagereka Edithie
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona
  • Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71
  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71
  • Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist