Abayizi essomero ly'omuzira mu bazira owa 2011 erya Kings Choice junior School e Busiika boolesezza ebitone nga bayita mu kuyimba n'okuzannya emizannyo. Babadde ku mukolo oguggalawo omwaka 2024, era omukwanaganya...
Bakubaganya ebirowoozo ku nsonga y'okukwatibwa kwa Dr.Kiiza Besigye mu Kenya n'akomezebwawo mu Uganda, naggulwako emisango egy'okusangibwa n'emmundu n'okusekeeterera government ya NRM. Ekiteekesaawo amateeka kwekulamula abantu mu bwenkanya. President w'eggwanga...
Ssenkulu wa CBS Omukungu Michael Kawooya Mwebe asisinkanye abayizi okuva mu ggwanga lya Norway, abazze okulambula n'okusoma ku Project za CBS Pewosa NGO ezivujirirwa ekitongole ki Stromme Foundation. Omukungu Kawooya...
Akulira ebyokulonda mu district ye Kisoro Nayebale Daniel alangiridde Akifeeza Grace Ngabirano eyesimbawo nga talina kibiina kwajidde wabula nga muwagizi wa NRM, ku buwanguzi bw'ekifo ky'omubaka omukyala akiikirira district ye...