Ministry y'ebyentambula n'enguudo ebaze enteekateeka, ministry eno gyegenda okwesigamako okweddiza obuvunaanyizibwa bw'ebitongole okuli ekivunaanyizibwa ku nguudo ki Uganda National Roads Authority n'ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsimbi eziddaabiriza n'okulabirira enguudo ki Uganda...
Alipoota y'Akakiiko akalafuubanira Obwenkanya ka Equal Opportunities commission nate kazudde nti waliwo obutali Obwenkanya mu ngabanya y'Ensimbi eziweebwa district ezisingamu abantu abangi, ekizingamizza obuweereza eri abantu. Alipoota eno eraze nti...
Enguumi enyoose mu parliament ya Uganda,ababaka babiri okuli owa Kilak North mu district ye Amuru Anthony Akol bwakubaganye nomubaka wa Mityana municipality Francis Zaake Butebi ng'entabwe evudde ku babaka bombiriri...
Akabondo Kababaka bannakibiina ki NRM mu parliament bongedde okwewera nti enteekateeka ya government ey'okugatta ekitongole ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA) yakugenda mu maaso, parliament bwekomawo okuva mu luwummula. Abakulembera...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa alabudde abakozi ba government bannascience abalina gwayise omupango okuwumula emirimu gya government ng'ekiseera kyabwe kyebawumulirako tekinatuuka nti tebagenda kuweebwa kasiimo. President Museveni agambye...
Ababaka ba parliament abasinga obungi mu bakkiriza ebbago ly'etteeka government lyeyagala okuyitamu okuggyawo ekitongole ekikola ekikoka ku mutindo gw'emmwanyi ki Coffee Development Authority (UCDA) nti lissomebwe omulundi ogwokubiri. Okusinziira ku...
Akakiiko k'ebyokulonda aka Uganda Electoral Commission, kalondeddwa okutuula ku lukiiko lw'ensi yonna olufuga obukiiko bwebyokulonda mu nsi yonna olumanyiddwa nga Executive Board of the Association of World Election Bodies (A-WEB)....
Ekibiina kya Democratic Party Kiwanjagidde government eteekewo akakiiko akenjawulo nga kakyama kanoonyereze ku bakungu abalala mu KCCA abebakira mu nsonga za kasasiro we Kiteezi baleme kuggalirako bantu bamu mu makomera...
Government ya Uganda yegaanye enteekateeka ebadde ewulirwa mu nvuuvuumo n'emikutu gy'amawulire egimu, nti yakoze endagaano okubuddamya kuno abagwira, abatamanyiddwa muwendo government ya Netherlands beyagala okugoba ewaayo. Abagwira abogerwako bebaava mu...