Jjingo Godfrey Ssuubi, ye muweereza w’omwaka 2024 ku CBS Fm.
Ssuubi yalondeddwa ng’omukozi akize ku bakozi abalala bonna mu buweereza.
Ssaabasajja asiimye n’amuwa ejinja ery’omuwendo olw’obuweereza bwe.
Yoga yoga nnyo munnaffe okutuuka ku buwanguzi bwo mwaka guno!