Hudu Hussein abadde RCC wa Kampala President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhabulwa akoze enkyukakyuka mu babaka be abali mu district n'ebibuga wamu n’abamyuka babwe. Abadde RCC w'e...
Richard Byarugaba akulira NSSF abadde ku mutimbagano ng'annyonyola ku nsonga y'abakozi, abasabye okufuna sente zabwe Ekittavu ky'ensimbi z'abakozi mu Uganda ki National Social Security Fund (NSSF),...
Sarah Opendi omubaka omukyala owa Tororo y'omu ku bewandiisizza okuvuganya ku kifo kya sipiika wa parliament Akakiiko kebyókulonda mu kibiina kya NRM kakasizza ababaka 13 abegwanyiza...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yayanjudde obubaka obusaasira eggwanga, olwokufiirwa sipiika wa parliament Jacob L'okori Oulanyah, eyavudde mu bulamu bwensi eno. Agambye nti Oulanyah abadde kyakulabirako eri abakulembeze ku...
Minister w'ebigwa tebiraze Hillary Onek, ababaka abava mu Acholi gwebagala alondebwe ku bwa sipiika okudda mu kya Jacob Oulanyah Ababaka abava mu Acholi abegattira mu kabondo...
Abadde sipiika wa parliament ya Uganda Jacob Oulanyah Obubondo bw’ababaka ba parliament ya Uganda butuula bufoofo, okusalawo abantu bebanaasimbawo okuvuganya ku kifo kya sipiika wa parliament...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'aggulawo olusirika lw'abakulembeze ba Buganda Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abakulembeze ku mitendera gyonna okussaawo obuyiiya obwenjawulo,okutuukiriza byonna ebibadde tebinakolebwa...
Felix Adupa (akutte omuzindaalo) ye president w'ekibiina kyabwe kya transformers carders association Uganda, ng'ayogerako eri ab'amawulire Bannakibiina kya NRM betaaga obuwumbi bwa shilling busatu (shs...